Footnote
c Okwawukana ku nsolo esooka, ekifaananyi ky’ensolo tekirina “ngule” ku mayembe gaakyo. (Kub. 13:1) Ekyo kiri bwe kityo kubanga Bayibuli eraga nti kabaka ono “ava mu bakabaka omusanvu,” era be bamuwa obuyinza.—Laba ekitundu ekirina omutwe, “Ensolo Emmyufu Eyogerwako mu Okubikkulirwa Essuula 17 Kye Ki?”, ku jw.org.