Footnote
a Kino kye kitundu ekisembayo ku bitundu ebisatu ebyogera ku ebyo ebiri mu kitabo ky’Okubikkulirwa. Nga bwe tugenda okulaba mu kitundu kino, abo abasigala nga beesigwa eri Yakuwa bajja kuba n’ebiseera eby’omu maaso ebirungi, ate abo abawakanya obufuzi bwe bajja kuzikirizibwa.