Footnote
b Ebyo ebiri mu kitundu “Amagezi Agayamba Amaka” bisange ku jw.org. Ebimu ku ebyo ebiri mu kitundu ekyo ebisobola okuyamba abafumbo bye bino: “Oyinza Otya Okulaga nti Ossaamu Munno Ekitiibwa?” ne “Engeri gy’Oyinza Okulaga nti Osiima”; ebimu ku ebyo ebisobola okuyamba abazadde bye bino, “Teaching Children Smartphone Sense” ne “How to Communicate With Your Teenager”; ate ebimu ku ebyo ebisobola okuyamba abavubuka bye bino, “How to Resist Peer Pressure” ne “How to Deal With Loneliness.”