Footnote
a Wadde ng’Ebyawandiikibwa eby’Olwebbulaniya tebikozesa bigambo “bakulu” oba “bato” mu by’omwoyo, birina ebigambo bye bikozesa ebirina amakulu ago. Ng’ekyokulabirako, ekitabo ky’Engero kiraga enjawulo eriwo wakati w’omuntu akyali omuto era atalina bumanyirivu n’omuntu ow’amagezi era omutegeevu.—Nge. 1:4, 5.