Footnote
c EBIFAANANYI: Ebifaananyi ebisatu biraga ensonga lwaki amawulire amalungi ge tubuulira mu nsi yonna gayinza obutatuuka ku bantu abamu: (1) Omukyala abeera mu kitundu ng’eddiini yaamu ekifuula kya bulabe okubuulirayo, (2) omwami n’omukyala ababeera mu kitundu nga gavumenti yaayo tekkiriza kubuulirayo era nga kya bulabe okubuulira, ne (3) omusajja abeera mu kitundu ekizibu ennyo okutuukamu.