LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 7
  • Yakuwa, Ggwe Maanyi Gaffe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa, Ggwe Maanyi Gaffe
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Yakuwa, Amaanyi Gaffe
    Muyimbire Yakuwa
  • Wulira Okusaba Kwange
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Wulira Okusaba Kwange
    Muyimbire Yakuwa
  • Noonya Katonda Akununule
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 7

OLUYIMBA 7

Yakuwa, Ggwe Maanyi Gaffe

Mu Kyapa

(Isaaya 12:2)

  1. 1. Ai Yakuwa, ggwe maanyi gaffe.

    Ggwe Mulokozi, tukwesiga ffe.

    Ffe Bajulirwa bo, otutumye;

    Ka bawulire oba bagaane.

    (CHORUS)

    Katonda waffe, Ggwe maanyi gaffe.

    Tulangirira Erinnya lyo.

    Yakuwa Omuyinza wa Byonna,

    Oli kigo kyaffe; Kiddukiro.

  2. 2. Kaakano tuli mu kitangaala;

    Tulabidde ddala amazima.

    Tuwulira ebiragiro byo;

    Ffe tuwagira ’Bwakabaka bwo.

    (CHORUS)

    Katonda waffe, Ggwe maanyi gaffe.

    Tulangirira Erinnya lyo.

    Yakuwa Omuyinza wa Byonna,

    Oli kigo kyaffe; Kiddukiro.

  3. 3. Tukola n’essanyu by’oyagala

    Wadde nga Sitaani atuvuma.

    Ne bw’ayagala okututta ffe,

    Tuyambe tukunywerereko ggwe.

    (CHORUS)

    Katonda waffe, Ggwe maanyi gaffe.

    Tulangirira Erinnya lyo.

    Yakuwa Omuyinza wa Byonna,

    Oli kigo kyaffe; Kiddukiro.

(Laba ne 2 Sam. 22:3; Zab. 18:2; Is. 43:12.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza