LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w13 5/1 lup. 16
  • Amazima

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Amazima
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
w13 5/1 lup. 16

Amazima

Oyinza kugasanga wa?

Gayinza gatya okukuganyula n’ab’omu maka go?

Ebibuuzo ebyo bijja kuddibwamu ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu olutegekeddwa Abajulirwa ba Yakuwa, era tukwaniriza n’essanyu.

OMUTWE:

‘Ekigambo kya Katonda Ge Mazima!’

gwesigamiziddwa ku bigambo bya Yesu ebiri mu Yokaana 17:17.

EBIMU KU EBYO EBINAALUBAAMU:

Mu kwogera okulina omutwe “Amazima Kye Ki?” tujja kunnyonnyolwa ensonga lwaki tusobola okwesiga Ekigambo kya Katonda, Bayibuli.

Emizannyo ebiri egikwata ku bintu ebyaliwo ebyogerwako mu Bayibuli ne bye tuyigamu.

BULI OMU AYANIRIZIBWA:

Okuyingira kwa bwereere, era tewajja kubaawo kusolooza ssente.

EKISEERA N’EKIFO:

Okumanya ekifo ekikuli okumpi awanaabeera olukuŋŋaana luno n’okulaba vidiyo ekwata ku nkuŋŋaana zaffe ennene genda ku mukutu www.pr418.com. (Awali ebigambo ABOUT US/​CONVENTIONS)

Genda ku mukutu www.pr418.com okusobola okulaba programu y’olukuŋŋaana luno. (Awali ebigambo PUBLICATIONS/​BOOKS & BROCHURES)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza