LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sn oluyimba 108
  • Mutende Yakuwa olw’Obwakabaka Bwe

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Mutende Yakuwa olw’Obwakabaka Bwe
  • Muyimbire Yakuwa
  • Similar Material
  • Mutende Yakuwa olw’Omwana We Eyafukibwako Amafuta
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Ya Mutende Awamu Nange
    Muyimbire Yakuwa
  • Ya Mutenderereze Wamu Nange
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tujja Kugenda Nammwe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)
See More
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 108

Oluyimba 108

Mutende Yakuwa olw’Obwakabaka Bwe

Printed Edition

(Okubikkulirwa 21:2)

1. Yakuwa yalonda Yesu

Afuge ’bantu bonna.

Katonda by’ayagala bijja

Kukolebwa mu nsi yonna.

(CHORUS)

Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we.

Mutende Yesu mmwe mmwenna,

Abakwata ’mateeka ge

era abamugoberera.

Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we,

Kabaka ow’ekitiibwa.

Aweereddwa ’maanyi n’obuyinza

Okutenda Yakuwa.

2. Baganda ba Kristo bonna

Baazaalibwa obuggya.

Banaafuga ’wamu naye mu

Bwakabaka bwa Katonda.

(CHORUS)

Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we.

Mutende Yesu mmwe mmwenna,

Abakwata ’mateeka ge

era abamugoberera.

Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we,

Kabaka ow’ekitiibwa.

Aweereddwa ’maanyi n’obuyinza

Okutenda Yakuwa.

(Era laba Nge. 29:4; Is. 66:7, 8; Yok. 10:4; Kub. 5:9, 10.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share