LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • ll lup. 2-3
  • Ennyanjula

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula
  • Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
ll lup. 2-3

Ennyanjula

Katonda alinga taata ayagala ennyo abaana be. 1 Peetero 5:6, 7

Omwani ne mukyala we n’abaana baabwe bali mu lusuku lwa Katonda

Katonda ye Mutonzi waffe, era atufaako. Nga taata ow’amagezi era alina okwagala bw’awa abaana be obulagirizi, ne Katonda ayigiriza abantu buli wamu engeri gye bayinza okuba mu bulamu obusingayo obulungi.

Katonda atuyigiriza amazima ag’omuwendo agatuleetera essanyu era agatuwa essuubi.

Bw’onoowuliriza Katonda, ajja kukuwa obulagirizi era akukuume. Ate era ajja kukuyamba okwaŋŋanga ebizibu.

Naye waliwo n’omuganyulo omulala—ojja kuba mulamu emirembe gyonna!

Katonda atugamba nti: ‘Mujje gye ndi. Mumpulirize, musigale nga muli balamu.’ Isaaya 55:3

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share