-
B12-A Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 1)Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
B12-A
Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 1)
Yerusaalemi n’Ebitundu Ebiriraanyeewo
Yeekaalu
Ennimiro y’e Gesusemane (?)
Olubiri lwa Gavana
Ennyumba ya Kayaafa (?)
Olubiri lwa Kerode Antipasi (?)
Ekidiba Besuzasa
Ekidiba ky’e Sirowamu
Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya mwe Lwatuulanga (?)
Ggologoosa (?)
Akerudama (?)
Genda ku: Nisaani 8 | Nisaani 9 | Nisaani 10 | Nisaani 11
Nisaani 8 (Ssabbiiti)
ENJUBA EGWA (Olunaku lw’Abayudaaya lutandika enjuba yaakagwa)
Atuuka e Bessaniya ng’ebula ennaku mukaaga embaga ey’Okuyitako etuuke
ENJUBA EVAAYO
ENJUBA EGWA
Nisaani 9
ENJUBA EGWA
Aliira wamu ne Simooni omugenge
Maliyamu amufukako amafuta agayitibwa naludo
Abayudaaya bajja okulaba Yesu ne Laazaalo
ENJUBA EVAAYO
Ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa
Ayigiriza mu yeekaalu
ENJUBA EGWA
Nisaani 10
ENJUBA EGWA
Asula e Bessaniya
ENJUBA EVAAYO
Ayingira mu Yerusaalemi ku makya ennyo
Agoba abasuubuzi mu yeekaalu
Yakuwa ayogera ng’asinziira mu ggulu
ENJUBA EGWA
Nisaani 11
ENJUBA EGWA
ENJUBA EVAAYO
Ayigiriza mu yeekaalu ng’akozesa engero
Anenya Abafalisaayo
Alaba nnamwandu ky’awaayo
Ng’ali ku Lusozi olw’Emizeyituuni ayogera ku kuzikirizibwa kwa Yerusaalemi, ne ku kabonero ak’okubeerawo kwe
ENJUBA EGWA
-
-
B12-B Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
B12-B
Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)
Yerusaalemi n’Ebitundu Ebiriraanyeewo
Yeekaalu
Ennimiro y’e Gesusemane (?)
Olubiri lwa Gavana
Ennyumba ya Kayaafa (?)
Olubiri lwa Kerode Antipasi (?)
Ekidiba Besuzasa
Ekidiba ky’e Sirowamu
Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya mwe Lwatuulanga (?)
Ggologoosa (?)
Akerudama (?)
Genda ku: Nisaani 12 | Nisaani 13 | Nisaani 14 | Nisaani 15 | Nisaani 16
Nisaani 12
ENJUBA EGWA (Olunaku lw’Abayudaaya lutandika era ne lugwaako ng’enjuba yaakagwa)
ENJUBA EVAAYO
Aba yekka n’abayigirizwa be
Yuda ateekateeka okumulyamu olukwe
ENJUBA EGWA
Nisaani 13
ENJUBA EGWA
ENJUBA EVAAYO
Peetero ne Yokaana bateekateeka embaga ey’Okuyitako
Yesu n’abatume abalala batuuka lwaggulo
ENJUBA EGWA
Nisaani 14
ENJUBA EGWA
Aliira wamu n’abatume be Okuyitako
Anaaza ebigere by’abatume
Agamba Yuda agende
Eky’Ekiro kya Mukama Waffe kitandikibwawo
ENJUBA EVAAYO
Addamu okuleetebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (8)
Atwalibwa ewa Piraato (3), oluvannyuma ewa Kerode (5), ate n’azzibwayo ewa Piraato (3)
Asalirwa ogw’okufa era attibwa e Ggologoosa (9)
Afa ku ssaawa nga mwenda ez’olweggulo
Omulambo gwe guggibwa ku muti ne guteekebwa mu ntaana
ENJUBA EGWA
Nisaani 15 (Ssabbiiti)
ENJUBA EGWA
Nisaani 16
ENJUBA EVAAYO
Azuukizibwa
Alabikira abayigirizwa be
ENJUBA EGWA
-