B14
Eby’Obusuubuzi
- Ebipimo by’Ebintu Ebifukibwa 
- Koro (basi 10 / yini 60) - lita 220 
- Basi (yini 6) - lita 22 
- Yini (logu 12) - lita 3.67 
- Logu (1⁄12 ekya yini) - lita 0.31 
- Ebipimo by’Ebintu Ebikalu 
- Komeri (koro 1 / efa 10) - lita 220 
- Efa (seya 3 / kkomero 10) - lita 22 
- Seya (kkomero 31⁄3) - lita 7.33 
- Kkomero (kaabu 14⁄5) - lita 2.2 
- Kaabu - lita 1.22 
- Kilo - lita 1.08 
- Ebipimo by’Obuwanvu 
- Olumuli oluwanvu (emikono emiwanvu 6) - mita 3.11 / ffuuti 10.2 
- Olumuli (emikono 6) - mita 2.67 / ffuuti 8.75 
- Ekifuba - mita 1.8 / ffuuti 6 
- Omukono omuwanvu (Embatu 7) - sentimita 51.8 / inci 20.4 
- Omukono (enta 2 / embatu 6) - sentimita 44.5 / inci 17.5 
- Omukono omumpi - sentimita 38 / inci 15 
- Sitadiya 1 ey’Abaruumi 1⁄8 ekya mayiro y’Abaruumi - = mita 185 / ffuuti 606.95 
- 1 Obugazi bw’olugalo (1⁄4 eky’olubatu) - sentimita 1.85 / inci 0.73 
- 2 Ekibatu (obugazi bw’engalo 4) - sentimita 7.4 / inci 2.9 
- 3 Oluta (Ebibatu 3) - sentimita 22.2/ inci 8.75