Olukalala lw’Emitwe mu Zuukuka! mu 2016
“Mwebale kutuwandiikira magazini zino ezituganyula ennyo.”—Amy
Amy aganyuddwa nnyo mu kusoma magazini ya Zuukuka! olw’amagezi amalungi ennyo agagirimu. Okufaananako Amy, waliwo abantu abalala bangi abaganyuddwa mu kusoma magazini eno. Genda ku www.pr418.com/lg okwejjukanya ebyali wansi w’emitwe gino wammanga mu 2016.
ABAJULIRWA BA YAKUWA
“Eno Ngeri Mpya ey’Okuyigiriza!” (jw.org): Na. 5
Kiki ky’Omanyi ku Bajulirwa ba Yakuwa? Na. 1
Obubaka ku Bantu ab’Ennimi Ez’enjawulo: Na. 3
AMAKA
Okuba n’Emikwano Egya Nnamaddala: Na. 1
Okulaga nti Ossaamu Munno Ekitiibwa (obufumbo): Na. 6
Okuyamba Omwana Wo Okwaŋŋanga Kaabuvubuka: Na. 2
Okuyigiriza Abaana Bo Ebikwata ku Kwegatta: Na. 5
Okwogera ku Bizibu Ebiba Bizzeewo (amaka): Na. 3
BAYIBULI KY’EGAMBA
Eggulu: Na. 1
Endabika Ennungi: Na. 4
Okukkiriza: Na. 3
Okukwata Obudde: Na. 6
Okusiima: Na. 5
Okweraliikirira: Na. 2
EBIRALA
Ky’Oyinza Okukola nga Wazzeewo Enkyukakyuka: Na. 4
Okuba n’Endowooza Ennuŋŋamu: Na. 1
Okwemanyiiza Okukola Ebikuganyula: Na. 4
EBY’OBULAMU N’ENZIJANJABA
EBYAFAAYO
EDDIINI
Bayibuli Kitabo Butabo Ekirungi? Na. 2
Bayibuli ky’Eyogera ku Kulya Ebisiyaga: Na. 4
Ddala Yesu Yaliyo? Na. 5
ENSI N’ABANTU
Kyrgyzstan: Na. 4
Liechtenstein: Na. 1
ENSOLO N’EBIMERA
OKUBUUZA EBIBUUZO
Munnasayansi Annyonnyola Enzikiriza Ye (Y. Hsuuw): Na. 2