LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 13:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 “Ntukuliza* buli mwana ow’obulenzi omubereberye* mu Bayisirayiri. Omwana ow’obulenzi omubereberye wange, era n’ensolo ennume esooka okuzaalibwa yange.”+

  • Okuva 34:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 “Buli mwana ow’obulenzi omubereberye* wange,+ nga mw’otwalidde n’ebisolo byo byonna, k’ebe nte ennume oba endiga ennume embereberye.+

  • Okubala 18:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 “Buli kiggulanda mu bintu ebiramu byonna+ kye banaaleetanga eri Yakuwa, k’abe omuntu oba ensolo, kinaabanga kikyo. Kyokka omubereberye mu bantu onoomununulanga,+ era n’ebisolo ebibereberye mu nsolo ezitali nnongoofu onoobinunulanga.+

  • Lukka 2:23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 nga bwe kyawandiikibwa mu Mateeka ga Yakuwa* nti: “Buli mwana ow’obulenzi omubereberye ateekwa okuyitibwa omutukuvu wa Yakuwa.”*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share