-
Okubala 4:34-36Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Awo Musa ne Alooni n’abaami+ b’ekibiina ne bawandiika abaana ba Kokasi+ okusinziira ku mpya zaabwe ne ku nnyumba ya bakitaabwe, 35 bonna okuva ku b’emyaka 30 okutuuka ku b’emyaka 50 abaali mu kibinja ekyaweebwa okukola emirimu gya weema ey’okusisinkaniramu.+ 36 Bonna abaawandiikibwa okusinziira ku mpya zaabwe baali 2,750.+
-