Okubala 18:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 “Buli kiggulanda mu bintu ebiramu byonna+ kye banaaleetanga eri Yakuwa, k’abe omuntu oba ensolo, kinaabanga kikyo. Kyokka omubereberye mu bantu onoomununulanga,+ era n’ebisolo ebibereberye mu nsolo ezitali nnongoofu onoobinunulanga.+
15 “Buli kiggulanda mu bintu ebiramu byonna+ kye banaaleetanga eri Yakuwa, k’abe omuntu oba ensolo, kinaabanga kikyo. Kyokka omubereberye mu bantu onoomununulanga,+ era n’ebisolo ebibereberye mu nsolo ezitali nnongoofu onoobinunulanga.+