Okubala 1:53 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 53 Abaleevi bajja kusiisiranga okwetooloola weema ey’Obujulirwa, ekibiina ky’Abayisirayiri kireme kusunguwalirwa;+ era Abaleevi be banaabanga n’obuvunaanyizibwa obw’okulabirira* weema ey’Obujulirwa.”+ Okubala 18:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Mulina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwammwe obw’omu kifo ekitukuvu+ n’obuvunaanyizibwa bwammwe obw’ekyoto,+ Abayisirayiri baleme kusunguwalirwa nate.+ 1 Samwiri 6:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Naye Katonda yatta abantu b’omu Besu-semesi, olw’okuba baatunula ku Ssanduuko ya Yakuwa. Yatta abantu 50,070* abantu ne bakungubaga olw’okuba Yakuwa yali asse abantu bangi nnyo.+
53 Abaleevi bajja kusiisiranga okwetooloola weema ey’Obujulirwa, ekibiina ky’Abayisirayiri kireme kusunguwalirwa;+ era Abaleevi be banaabanga n’obuvunaanyizibwa obw’okulabirira* weema ey’Obujulirwa.”+
5 Mulina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwammwe obw’omu kifo ekitukuvu+ n’obuvunaanyizibwa bwammwe obw’ekyoto,+ Abayisirayiri baleme kusunguwalirwa nate.+
19 Naye Katonda yatta abantu b’omu Besu-semesi, olw’okuba baatunula ku Ssanduuko ya Yakuwa. Yatta abantu 50,070* abantu ne bakungubaga olw’okuba Yakuwa yali asse abantu bangi nnyo.+