-
Okubala 3:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Ab’empya z’Abagerusoni baasiisiranga mabega wa weema entukuvu+ ku luuyi olw’ebugwanjuba.
-
-
Okubala 3:29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
29 Ab’empya z’abaana ba Kokasi baasiisiranga ku luuyi lwa weema+ entukuvu olw’ebukiikaddyo.
-
-
Okubala 3:35Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
35 Omwami w’ennyumba ya bakitaabwe b’empya z’Abamerali yali Zuliyeeri mutabani wa Abikayiri. Baasiisiranga ku luuyi lwa weema entukuvu olw’ebukiikakkono.+
-
-
Okubala 3:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 Musa ne Alooni ne batabani be, be baasiisiranga mu maaso ga weema entukuvu ku luuyi olw’ebuvanjuba, kwe kugamba, mu maaso ga weema ey’okusisinkaniramu ku ludda enjuba gy’eva. Baalina okulabirira ekifo ekitukuvu, nga batuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe ku lw’Abayisirayiri. Omuntu omulala yenna* eyasembereranga ekifo ekitukuvu yabanga wa kuttibwa.+
-