-
Okubala 13:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Kalebu n’agezaako okukkakkanya abantu nga bayimiridde mu maaso ga Musa, n’abagamba nti: “Tugende awatali kulwa; mu buli ngeri ensi tujja kugitwala kubanga tusobolera ddala okugiwangula.”+
-
-
Okubala 14:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 Naye Yoswa mutabani wa Nuuni ne Kalebu mutabani wa Yefune, be bokka abajja okusigalawo nga balamu ku abo abaagenda okuketta ensi.”’”+
-