LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 11:28
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 28 Awo Yoswa+ mutabani wa Nuuni, eyali omuweereza wa Musa okuva mu buvubuka bwe n’agamba nti: “Mukama wange Musa, bagaane!”+

  • Okubala 13:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Ago ge mannya g’abasajja Musa be yatuma okuketta ensi. Koseya mutabani wa Nuuni, Musa yamutuuma Yoswa.*+

  • Okubala 14:30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 30 Tewali n’omu ku mmwe ajja kuyingira mu nsi gye nnalayira* okubawa okubeeramu,+ okuggyako Kalebu mutabani wa Yefune ne Yoswa mutabani wa Nuuni.+

  • Okubala 34:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 “Gano ge mannya g’abasajja abanaabagabanyizaamu ensi ebeere yammwe: Eriyazaali+ kabona ne Yoswa+ mutabani wa Nuuni.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share