-
Okubala 34:2, 3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 “Lagira Abayisirayiri nti: ‘Bwe munaatuuka mu nsi ya Kanani,+ eyo ye nsi gye mugenda okufuna ng’obusika, ensi ya Kanani ng’ensalo zaayo bwe ziri.+
3 “‘Ensalo yammwe ey’ebukiikaddyo ejja kuva ku ddungu lya Zini okuliraana Edomu, ate ku luuyi olw’ebuvanjuba ensalo yammwe ey’ebukiikaddyo ejja kuva Ennyanja ey’Omunnyo* gy’ekoma.+
-