LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 15:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Awo n’amufulumya ebweru n’amugamba nti: “Tunula waggulu ku ggulu obale emmunyeenye, bw’oba ng’osobola okuzibala.” N’ayongera n’amugamba nti: “Ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.”+

  • Okuva 38:26
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 26 Abasajja abaawandiikibwa, okuva ku b’emyaka abiri n’okudda waggulu+ baali 603,550.+ Buli omu yaleeta kitundu kimu kya kubiri ekya sekeri, okusinziira ku sekeri ey’omu kifo ekitukuvu.*

  • Okubala 1:46
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 46 Abo bonna abaawandiikibwa baali 603,550.+

  • Okubala 14:29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 29 Emirambo gyammwe gijja kugwa mu ddungu lino,+ abo bonna mu mmwe abaawandiikibwa, okuva ku b’emyaka 20 n’okudda waggulu, mmwe mmwenna abanneemulugunyizzaako.+

  • Okubala 26:51
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 51 Abayisirayiri bonna abaawandiikibwa baali 601,730.+

  • Okubala 26:64
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 64 Naye mu bo temwali n’omu ku abo abaawandiikibwa Musa ne Alooni kabona, Abayisirayiri lwe baabalibwa mu ddungu lya Sinaayi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share