Zabbuli 57:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Nneetooloddwa empologoma;+Ngalamidde mu bantu abaagala okundya,Abalina amannyo agalinga amafumu n’obusaale,Era abalina olulimi olulinga ekitala ekyogi.+ Zabbuli 59:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Laba ebiva mu kamwa kaabwe;Emimwa gyabwe giringa ebitala,+Bagamba nti: “Ani awulira?”+
4 Nneetooloddwa empologoma;+Ngalamidde mu bantu abaagala okundya,Abalina amannyo agalinga amafumu n’obusaale,Era abalina olulimi olulinga ekitala ekyogi.+