Zabbuli 40:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa togaana kunsaasira. Okwagala kwo okutajjulukuka n’amazima go ka binkuumenga buli kiseera.+ Zabbuli 61:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Ajja kutuula ku ntebe y’obwakabaka* mu maaso ga Katonda emirembe n’emirembe;+Mulage okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa, bimukuume.+
11 Ai Yakuwa togaana kunsaasira. Okwagala kwo okutajjulukuka n’amazima go ka binkuumenga buli kiseera.+
7 Ajja kutuula ku ntebe y’obwakabaka* mu maaso ga Katonda emirembe n’emirembe;+Mulage okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa, bimukuume.+