Zabbuli 52:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 52 Ggwe ow’amaanyi, lwaki weenyumiririza mu bikolwa byo ebibi?+Okwagala kwa Katonda okutajjulukuka kubaawo okuzibya obudde.+ 2 Olulimi lwo olwogi ng’akamweso+Lusala enkwe era luyiiya eby’obulimba.+ Zabbuli 58:3, 4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ababi bakwata ekkubo ekkyamu* okuva lwe bazaalibwa;*Baba bajeemu era balimba okuva lwe bazaalibwa. 4 Obusagwa bwabwe bulinga obusagwa bw’emisota;+Baggavu b’amatu ng’enswera eziba amatu gaayo.
52 Ggwe ow’amaanyi, lwaki weenyumiririza mu bikolwa byo ebibi?+Okwagala kwa Katonda okutajjulukuka kubaawo okuzibya obudde.+ 2 Olulimi lwo olwogi ng’akamweso+Lusala enkwe era luyiiya eby’obulimba.+
3 Ababi bakwata ekkubo ekkyamu* okuva lwe bazaalibwa;*Baba bajeemu era balimba okuva lwe bazaalibwa. 4 Obusagwa bwabwe bulinga obusagwa bw’emisota;+Baggavu b’amatu ng’enswera eziba amatu gaayo.