1 Samwiri 17:45 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Awo Dawudi n’addamu Omufirisuuti nti: “Ojja gye ndi ng’olina ekitala n’amafumu+ abiri, naye nze nzija gy’oli mu linnya lya Yakuwa ow’eggye,+ Katonda w’eggye lya Isirayiri gw’osoomoozezza.*+ Zabbuli 20:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Abamu beesiga magaali, abalala mbalaasi,+Naye ffe tukoowoola linnya lya Yakuwa Katonda waffe.+ Zabbuli 33:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Tewali kabaka awonawo olw’okuba alina eggye ddene;+Omusajja ow’amaanyi tawonawo olw’okuba alina amaanyi mangi.+
45 Awo Dawudi n’addamu Omufirisuuti nti: “Ojja gye ndi ng’olina ekitala n’amafumu+ abiri, naye nze nzija gy’oli mu linnya lya Yakuwa ow’eggye,+ Katonda w’eggye lya Isirayiri gw’osoomoozezza.*+
16 Tewali kabaka awonawo olw’okuba alina eggye ddene;+Omusajja ow’amaanyi tawonawo olw’okuba alina amaanyi mangi.+