-
Yeremiya 32:44Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
44 “‘Ebibanja bijja kugulibwa, endagaano z’obuguzi zijja kukolebwa era ziteekebweko obubonero, n’abajulizi bajja kuyitibwa bajje mu kitundu kya Benyamini,+ mu bitundu ebyetoolodde Yerusaalemi, mu bibuga bya Yuda,+ mu bibuga eby’omu kitundu eky’ensozi, mu bibuga eby’omu lusenyi,+ ne mu bibuga eby’ebukiikaddyo, kubanga nja kukomyawo abantu baabwe abaawambibwa,’+ Yakuwa bw’agamba.”
-