LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 58:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Yakuwa ajja kubakulemberanga ekiseera kyonna

      Era ajja kubakkusa ne mu nsi enkalu;+

      Ajja kugumya amagumba gammwe,

      Era mujja kubeera ng’ennimiro efukirirwa obulungi,+

      Mujja kubeera ng’ensulo ezitakalira.

  • Yeremiya 24:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Nja kubassaako eriiso lyange ku lw’obulungi bwabwe, era nja kubakomyawo mu nsi eno.+ Nja kubazimba era sijja kubamenya; nja kubasimba era sijja kubasimbula.+

  • Amosi 9:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 ‘Ndibasimba mu nsi yaabwe,

      Era tebaliddamu kusimbulwa

      Mu nsi yaabwe gye nnabawa,’+ Yakuwa Katonda wammwe bw’agamba.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share