-
Yeremiya 4:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Mukitegeeze amawanga;
Mukirangirire eri Yerusaalemi.”
“Abakessi* bajja nga bava mu nsi ey’ewala,
Era bajja kulaya enduulu z’olutalo eri ebibuga bya Yuda.
-
-
Yeremiya 32:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 “‘Abantu b’omu Isirayiri n’ab’omu Yuda bakoze bintu bibi byokka mu maaso gange okuviira ddala mu buto bwabwe;+ abantu b’omu Isirayiri bannyiiza olw’ebyo bye bakola n’emikono gyabwe,’ Yakuwa bw’agamba.
-