-
Yeremiya 23:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 “Zisanze abasumba abazikiriza era abasaasaanya endiga ez’omu ddundiro lyange!” Yakuwa bw’agamba.+
-
-
Ezeekyeri 34:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Zaasaasaana olw’obutaba na musumba;+ zaasaasaana ne zifuuka kya kulya eri buli nsolo ey’omu nsiko.
-