-
Isaaya 44:27Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
27 Nze ŋŋamba amazzi ag’omu buziba nti, ‘Kalira,
Era ndikaliza emigga gyo gyonna’;+
-
Yeremiya 51:36, 37Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
36 Kale bw’ati Yakuwa bw’agamba:
Nja kukaliza ennyanja ye era nkalize n’enzizi ze.+
-
-
-