LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 13:20, 21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 20 Tekiriddamu kubeeramu bantu,

      Era tekiriba kifo kya kubeeramu emirembe gyonna.+

      Tewaliba Muwalabu asimbayo weema ye,

      Era tewaliba basumba bawummulizaayo bisibo byabwe.

      21 Ensolo ez’omu ddungu ze zirigalamirayo;

      Ennyumba zaabwe zirijjula ebiwuugulu.

      Maaya ziribeera eyo,+

      N’embuzi ez’omu nsiko* ziribuukirabuukira eyo.

  • Yeremiya 51:37
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 37 Babulooni ajja kufuuka entuumu z’amayinja,+

      Ajja kufuuka ekisulo ky’ebibe,+

      Ajja kufuuka ekintu eky’entiisa era eky’okufuuyira oluwa,

      Nga tewakyali amubeeramu.+

  • Okubikkulirwa 18:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 N’ayogerera waggulu n’eddoboozi eddene, n’agamba nti: “Kigudde! Babulooni Ekinene kigudde,+ era kifuuse ekifo ekibeeramu badayimooni, era omwekweka buli mwoyo mubi,* na buli kinyonyi ekitali kirongoofu era ekitaagalibwa!+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share