Zabbuli 93:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 93 Yakuwa afuuse Kabaka!+ Ayambadde ekitiibwa;Yakuwa ayambadde amaanyi;Ageesibye ng’omusipi. Ensi nnywevu;Tesobola kuggibwa mu kifo.* Zabbuli 104:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Bye wakola nga bingi, Ai Yakuwa!+ Byonna wabikola n’amagezi.+ Ensi ejjudde ebintu bye wakola.
93 Yakuwa afuuse Kabaka!+ Ayambadde ekitiibwa;Yakuwa ayambadde amaanyi;Ageesibye ng’omusipi. Ensi nnywevu;Tesobola kuggibwa mu kifo.*