Okukungubaga 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Sayuuni ayanjadde engalo ze;+ talina amubudaabuda. Abo bonna abeetoolodde Yakobo Yakuwa abalagidde babeere abalabe be.+ Gye bali Yerusaalemi afuuse ekintu ekitali kirongoofu.+
17 Sayuuni ayanjadde engalo ze;+ talina amubudaabuda. Abo bonna abeetoolodde Yakobo Yakuwa abalagidde babeere abalabe be.+ Gye bali Yerusaalemi afuuse ekintu ekitali kirongoofu.+