LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 44
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’oyo eyeetaaga obuyambi

        • “Ggwe watuwonya” (7)

        • ‘Twali ng’endiga ez’okusalibwa’ (22)

        • “Situka otuyambe!” (26)

Zabbuli 44:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 44:1

Marginal References

  • +Kuv 13:14; Kbl 21:14; Bal 6:13

Zabbuli 44:2

Marginal References

  • +Ma 7:1
  • +Kuv 15:17; Zb 78:55; 80:8, 9
  • +Yos 10:5, 11; Zb 135:10, 11

Zabbuli 44:3

Footnotes

  • *

    Obut., “n’ekitangaala ky’obwenyi bwo.”

Marginal References

  • +Ma 4:38; Yos 24:12
  • +1Sa 12:22
  • +Is 63:11-13
  • +Ma 7:7, 8

Zabbuli 44:4

Marginal References

  • +Zb 74:12; Is 33:22

Zabbuli 44:5

Marginal References

  • +Zb 18:39; Baf 4:13
  • +Zb 60:12

Zabbuli 44:6

Marginal References

  • +1Sa 17:45; Zb 20:7; 33:16

Zabbuli 44:7

Marginal References

  • +Yos 24:8

Zabbuli 44:10

Marginal References

  • +Ma 28:15, 25

Zabbuli 44:11

Marginal References

  • +Ma 28:64

Zabbuli 44:12

Marginal References

  • +Ma 32:30

Zabbuli 44:14

Footnotes

  • *

    Obut., “lugero eri.”

Marginal References

  • +Ma 28:37; 2By 7:20

Zabbuli 44:17

Marginal References

  • +Kuv 34:10

Zabbuli 44:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 8

Zabbuli 44:21

Marginal References

  • +Zb 139:1; Mub 12:14; Yer 17:10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

Zabbuli 44:22

Marginal References

  • +Bar 8:36

Zabbuli 44:23

Marginal References

  • +Zb 7:6; 78:65, 66
  • +Yob 13:24; Zb 13:1; 88:14

Zabbuli 44:25

Marginal References

  • +Zb 119:25

Zabbuli 44:26

Marginal References

  • +Zb 33:20
  • +Zb 130:7

General

Zab. 44:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 44:1Kuv 13:14; Kbl 21:14; Bal 6:13
Zab. 44:2Ma 7:1
Zab. 44:2Kuv 15:17; Zb 78:55; 80:8, 9
Zab. 44:2Yos 10:5, 11; Zb 135:10, 11
Zab. 44:3Ma 4:38; Yos 24:12
Zab. 44:31Sa 12:22
Zab. 44:3Is 63:11-13
Zab. 44:3Ma 7:7, 8
Zab. 44:4Zb 74:12; Is 33:22
Zab. 44:5Zb 18:39; Baf 4:13
Zab. 44:5Zb 60:12
Zab. 44:61Sa 17:45; Zb 20:7; 33:16
Zab. 44:7Yos 24:8
Zab. 44:10Ma 28:15, 25
Zab. 44:11Ma 28:64
Zab. 44:12Ma 32:30
Zab. 44:14Ma 28:37; 2By 7:20
Zab. 44:17Kuv 34:10
Zab. 44:21Zb 139:1; Mub 12:14; Yer 17:10
Zab. 44:22Bar 8:36
Zab. 44:23Zb 7:6; 78:65, 66
Zab. 44:23Yob 13:24; Zb 13:1; 88:14
Zab. 44:25Zb 119:25
Zab. 44:26Zb 33:20
Zab. 44:26Zb 130:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 44:1-26

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli y’abaana ba Koola.+ Masukiri.*

44 Ai Katonda, twawulira n’amatu gaffe,

Bajjajjaffe baatubuulira+

Bye wakola mu kiseera kyabwe,

Mu biseera eby’edda.

 2 Wagoba amawanga n’omukono gwo,+

We gaali n’osenzaawo bajjajjaffe.+

Wafufuggaza amawanga era n’ogagoba.+

 3 Ekitala kyabwe si kye kyabasobozesa okutwala ensi,+

Era omukono gwabwe si gwe gwabatuusa ku buwanguzi.+

Wabula gwali mukono gwo ogwa ddyo, n’amaanyi go,+ n’ekisa kyo.*

Kubanga wali obaagala.+

 4 Ggwe Kabaka wange, Ai Katonda;+

Sobozesa Yakobo okuwangulira ddala.

 5 Olw’amaanyi go abalabe baffe tujja kubazza emabega;+

Mu linnya lyo tujja kulinnyirira abo abatulumba.+

 6 Omutego gwange ogw’obusaale si gwe nneesiga,

Era ekitala kyange tekiyinza kundokola.+

 7 Ggwe watuwonya abalabe baffe,+

Ggwe wafeebya abo abatatwagala.

 8 Tujja kutendereza Katonda okuzibya obudde,

Era tujja kutendereza erinnya lyo emirembe gyonna. (Seera)

 9 Naye kaakano otusudde eri era n’otufeebya,

Era togenda naffe mu lutalo.

10 Otuleetera okudduka abalabe baffe;+

Abo abatatwagala batwala buli kye baagala.

11 Otuwaayo okuliibwa ng’endiga;

Otusaasaanyizza mu mawanga.+

12 Abantu bo obatunda omuwendo mutono nnyo;+

Tobafunamu magoba.

13 Otufuula kivume eri baliraanwa baffe,

Eky’okuyeeya era eky’okusekererwa eri abo bonna abatwetoolodde.

14 Otufuula ekintu ekinyoomebwa* amawanga,+

Ekyo abantu kye banyeenyeza emitwe.

15 Olunaku lwonna mpulira nga mpeebuuse,

Era obuswavu bumpitirirako,

16 Olw’eddoboozi ly’abo abanjeeya era abanvuma,

Olw’omulabe waffe awoolera eggwanga.

17 Bino byonna bitutuuseeko, kyokka tetukwerabidde,

Era tetumenye ndagaano yo.+

18 Omutima gwaffe tegukyamye;

Ebigere byaffe tebiwaba kuva mu kkubo lyo.

19 Naye otubetentedde mu kifo ebibe we bibeera;

Otubisse ekizikiza ekikutte.

20 Bwe tuba nga twerabidde erinnya lya Katonda waffe,

Oba nga tuyimusa emikono gyaffe ne tusaba katonda omulala,

21 Katonda taakitegeere?

Amanyi ebyama ebiri mu mutima.+

22 Ku lulwo tuttibwa okuzibya obudde;

Tubalibwa ng’endiga ez’okusalibwa.+

23 Golokoka. Lwaki weebaka, Ai Yakuwa?+

Zuukuka! Totusuula eri emirembe n’emirembe.+

24 Lwaki weekweka?

Lwaki weerabira obuyinike bwaffe n’okubonaabona kwaffe?

25 Tussiddwa mu nfuufu;

Emibiri gyaffe ginyigirizibwa ku ttaka.+

26 Situka otuyambe!+

Tununule olw’okwagala kwo okutajjulukuka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share