LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 62
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obulokozi obwa nnamaddala buva eri Katonda

        • “Nnindirira Katonda” (1, 5)

        • ‘Mubuulire Katonda ebibali ku mitima’ (8)

        • “Abaana b’abantu mukka bukka” (9)

        • Teweesiganga bugagga (10)

Zabbuli 62:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2023

Zabbuli 62:1

Marginal References

  • +Zb 37:39; 68:19; Is 12:2

Zabbuli 62:2

Marginal References

  • +Zb 18:2
  • +Zb 37:23, 24; 2Ko 4:8, 9

Zabbuli 62:3

Marginal References

  • +Zb 38:12

Zabbuli 62:4

Footnotes

  • *

    Oba, “mu kitiibwa kye.”

Marginal References

  • +Zb 5:9; 28:3; 55:21

Zabbuli 62:5

Marginal References

  • +Zb 43:5; Mi 7:7
  • +Zb 62:1, 2; 71:5

Zabbuli 62:6

Marginal References

  • +Zb 16:8; Nge 10:30

Zabbuli 62:7

Marginal References

  • +Zb 95:1; Is 26:4

Zabbuli 62:8

Marginal References

  • +1Sa 1:15
  • +Nge 14:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2021 lup. 10

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 9

Zabbuli 62:9

Marginal References

  • +Zb 60:11
  • +Is 40:15

Zabbuli 62:10

Marginal References

  • +Ma 6:10-12; Yob 31:24, 28; Nge 11:4, 28; 23:4, 5; Mat 6:19, 24; Mak 8:36; Luk 12:15; 1Ti 6:17; 1Yo 2:16

Zabbuli 62:11

Marginal References

  • +Yob 9:4; Nak 1:3; Kub 19:1

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 40

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 11

Zabbuli 62:12

Marginal References

  • +Zb 36:7; 86:15; Mi 7:18
  • +Yob 34:11; Nge 24:12; Bar 2:6; 2Ko 5:10; Bag 6:7; 2Ti 4:14; Kub 20:12, 13; 22:12

General

Zab. 62:1Zb 37:39; 68:19; Is 12:2
Zab. 62:2Zb 18:2
Zab. 62:2Zb 37:23, 24; 2Ko 4:8, 9
Zab. 62:3Zb 38:12
Zab. 62:4Zb 5:9; 28:3; 55:21
Zab. 62:5Zb 43:5; Mi 7:7
Zab. 62:5Zb 62:1, 2; 71:5
Zab. 62:6Zb 16:8; Nge 10:30
Zab. 62:7Zb 95:1; Is 26:4
Zab. 62:81Sa 1:15
Zab. 62:8Nge 14:26
Zab. 62:9Zb 60:11
Zab. 62:9Is 40:15
Zab. 62:10Ma 6:10-12; Yob 31:24, 28; Nge 11:4, 28; 23:4, 5; Mat 6:19, 24; Mak 8:36; Luk 12:15; 1Ti 6:17; 1Yo 2:16
Zab. 62:11Yob 9:4; Nak 1:3; Kub 19:1
Zab. 62:12Zb 36:7; 86:15; Mi 7:18
Zab. 62:12Yob 34:11; Nge 24:12; Bar 2:6; 2Ko 5:10; Bag 6:7; 2Ti 4:14; Kub 20:12, 13; 22:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 62:1-12

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; mu ngeri ya Yedusuni.* Zabbuli ya Dawudi.

62 Nnindirira Katonda.

Obulokozi bwange buva gy’ali.+

 2 Lwe lwazi lwange era bwe bulokozi bwange, ekiddukiro kyange;+

Siritagala ne ngwa.+

 3 Mulituusa wa okulumba omuntu nga mwagala okumutta?+

Mmwenna muli ba bulabe ng’ekisenge ekyewunzise, ekisenge eky’amayinja ekyagala okugwa.

 4 Kubanga bateesaganya okumuggya mu kifo kye ekya waggulu;*

Banyumirwa okulimba.

Akamwa kaabwe kaagaliza abalala emikisa, naye nga munda bakolima.+ (Seera)

 5 Nnindirira Katonda+

Kubanga ye nsibuko y’essuubi lyange.+

 6 Lwe lwazi lwange era bwe bulokozi bwange, ekiddukiro kyange;

Sirisagaasagana.+

 7 Obulokozi bwange n’ekitiibwa kyange biva eri Katonda.

Katonda lwe lwazi lwange olugumu, era kye kiddukiro kyange.+

 8 Mumwesigenga bulijjo, mmwe abantu.

Mumubuulire ebibali ku mitima.+

Katonda kye kiddukiro kyaffe.+ (Seera)

 9 Abaana b’abantu mukka bukka,

Abaana b’abantu bulimba.+

Bw’obateeka bonna ku minzaani bawewuka okusinga omukka.+

10 Teweesiganga kunyaga,

Era tolowoozanga nti oyinza okuganyulwa mu kubba.

Obugagga bwo bwe bweyongeranga, tobussangako mutima.+

11 Emirundi ebiri nnawulira nti Katonda yagamba nti:

Katonda ye nnannyini maanyi.+

12 Okwagala okutajjulukuka nakwo kukwo, Ai Yakuwa,+

Kubanga buli omu omusasula okusinziira ku bikolwa bye.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share