LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okukungubaga 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yerusaalemi alinga nnamwandu

        • Atudde awo yekka era ayabuliddwa (1)

        • Ebibi bya Sayuuni eby’amaanyi (8, 9)

        • Katonda yeesambye Sayuuni (12-15)

        • Tewali abudaabuda Sayuuni (17)

Okukungubaga 1:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Essuula 1-4 nnyimba za kukungubaga ezisengekeddwa okusinziira ku walifu y’Olwebbulaniya.

Okukungubaga 1:1

Marginal References

  • +Zb 122:3, 4
  • +1Sk 4:20
  • +Ma 28:15, 48; 2Sk 25:11, 12

Okukungubaga 1:2

Marginal References

  • +Kuk 1:16
  • +Yer 4:30; Ezk 16:37
  • +Yer 30:14

Okukungubaga 1:3

Marginal References

  • +Lev 26:33; 2Sk 24:14, 15; 25:21; Yer 39:9; 52:27
  • +Yer 17:4
  • +Ma 28:64

Okukungubaga 1:4

Marginal References

  • +Am 8:10
  • +Is 3:26

Okukungubaga 1:5

Footnotes

  • *

    Obut., “be bafuuse omutwe gwe.”

Marginal References

  • +Zek 1:15
  • +2By 36:15, 16; Nek 9:33; Dan 9:7, 16
  • +Yer 39:9; 52:30

Okukungubaga 1:6

Marginal References

  • +Ezk 24:21

Okukungubaga 1:7

Footnotes

  • *

    Oba, “bakudaala.”

Marginal References

  • +1Sk 10:27
  • +Yer 52:4
  • +Zb 137:7; Kuk 2:16

Okukungubaga 1:8

Marginal References

  • +Is 1:4; 59:2; Ezk 22:4
  • +Yer 13:22; Ezk 23:29
  • +Yer 4:31

Okukungubaga 1:9

Marginal References

  • +Yer 8:7
  • +Yer 50:29

Okukungubaga 1:10

Marginal References

  • +Yer 52:17, 19; Dan 1:1, 2
  • +2By 36:17, 18; Zb 74:7; Yer 52:13

Okukungubaga 1:11

Footnotes

  • *

    Wano boogera ku Yerusaalemi.

Marginal References

  • +Yer 38:9; 52:6; Kuk 2:12; 4:4

Okukungubaga 1:12

Marginal References

  • +Yer 21:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2007, lup. 8

Okukungubaga 1:13

Marginal References

  • +Zb 102:3

Okukungubaga 1:14

Marginal References

  • +Lev 26:37; Ezk 11:9

Okukungubaga 1:15

Marginal References

  • +2Sk 24:14, 15
  • +2By 36:17
  • +Kub 14:19; 19:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2007, lup. 8-9

Okukungubaga 1:16

Marginal References

  • +Yer 31:15

Okukungubaga 1:17

Marginal References

  • +Yer 4:31
  • +Ma 28:49; 2Sk 24:1, 2; 25:1
  • +Kuk 1:8

Okukungubaga 1:18

Footnotes

  • *

    Obut., “kamwa ke.”

Marginal References

  • +Nek 9:33; Dan 9:7
  • +1Sa 12:14, 15
  • +Ma 28:32

Okukungubaga 1:19

Footnotes

  • *

    Oba, “n’abakadde bange.”

Marginal References

  • +Yer 30:14
  • +2Sk 25:3; Yer 38:9

Okukungubaga 1:20

Marginal References

  • +Zb 107:11; Is 1:2; 63:10
  • +Ma 32:25; Yer 15:2

Okukungubaga 1:21

Marginal References

  • +Ezk 25:6, 7; Ob 12
  • +Is 13:19; Yer 25:12-14; Yow. 3:19
  • +Zb 137:8, 9; Is 51:22, 23

Okukungubaga 1:22

Marginal References

  • +Yer 51:35

General

Kung. 1:1Zb 122:3, 4
Kung. 1:11Sk 4:20
Kung. 1:1Ma 28:15, 48; 2Sk 25:11, 12
Kung. 1:2Kuk 1:16
Kung. 1:2Yer 4:30; Ezk 16:37
Kung. 1:2Yer 30:14
Kung. 1:3Lev 26:33; 2Sk 24:14, 15; 25:21; Yer 39:9; 52:27
Kung. 1:3Yer 17:4
Kung. 1:3Ma 28:64
Kung. 1:4Is 3:26
Kung. 1:4Am 8:10
Kung. 1:5Zek 1:15
Kung. 1:52By 36:15, 16; Nek 9:33; Dan 9:7, 16
Kung. 1:5Yer 39:9; 52:30
Kung. 1:6Ezk 24:21
Kung. 1:71Sk 10:27
Kung. 1:7Yer 52:4
Kung. 1:7Zb 137:7; Kuk 2:16
Kung. 1:8Is 1:4; 59:2; Ezk 22:4
Kung. 1:8Yer 13:22; Ezk 23:29
Kung. 1:8Yer 4:31
Kung. 1:9Yer 8:7
Kung. 1:9Yer 50:29
Kung. 1:10Yer 52:17, 19; Dan 1:1, 2
Kung. 1:102By 36:17, 18; Zb 74:7; Yer 52:13
Kung. 1:11Yer 38:9; 52:6; Kuk 2:12; 4:4
Kung. 1:12Yer 21:7
Kung. 1:13Zb 102:3
Kung. 1:14Lev 26:37; Ezk 11:9
Kung. 1:152Sk 24:14, 15
Kung. 1:152By 36:17
Kung. 1:15Kub 14:19; 19:15
Kung. 1:16Yer 31:15
Kung. 1:17Yer 4:31
Kung. 1:17Ma 28:49; 2Sk 24:1, 2; 25:1
Kung. 1:17Kuk 1:8
Kung. 1:18Nek 9:33; Dan 9:7
Kung. 1:181Sa 12:14, 15
Kung. 1:18Ma 28:32
Kung. 1:19Yer 30:14
Kung. 1:192Sk 25:3; Yer 38:9
Kung. 1:20Zb 107:11; Is 1:2; 63:10
Kung. 1:20Ma 32:25; Yer 15:2
Kung. 1:21Ezk 25:6, 7; Ob 12
Kung. 1:21Is 13:19; Yer 25:12-14; Yow. 3:19
Kung. 1:21Zb 137:8, 9; Is 51:22, 23
Kung. 1:22Yer 51:35
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okukungubaga 1:1-22

Okukungubaga

א [Alefu]*

1 Yerusaalemi eyali ajjudde abantu, kati atudde bw’omu!+

Eyali alimu abantu abangi okusinga amawanga amalala,+ kati afuuse nga nnamwandu!

Eyali ng’omumbejja mu masaza, kati afuuse ng’omuddu!+

ב [Besu]

 2 Akaaba nnyo ekiro,+ era amatama ge gabuna maziga ge.

Tewali n’omu ku baganzi be amubudaabuda.+

Banne bonna bamuliddemu olukwe;+ bafuuse balabe be.

ג [Gimeri]

 3 Yuda agenze mu buwaŋŋanguse,+ abonaabona era ali mu buddu.+

Ajja kubeera mu mawanga;+ tafuna kiwummulo.

Abamuyigganya bonna bamujjidde ng’ali mu mbeera enzibu.

ד [Dalesi]

 4 Enguudo ezigenda mu Sayuuni zikungubaga, olw’okuba tewali ajja ku mbaga.+

Enzigi ze zonna zimenyese;+ bakabona be basinda.

Abawala be embeerera banakuwavu, era naye ali mu bulumi bwa maanyi.

ה [Ke]

 5 Abalabe be kati be bakama be;* abalabe be tebeefiirayo.+

Yakuwa amuleetedde okubeera mu nnaku olw’ebibi bye ebingi.+

Abaana be omulabe abatutte mu buwambe.+

ו [Wawu]

 6 Muwala wa Sayuuni+ ekitiibwa kyonna kimuvuddeko.

Abakungu be balinga empeewo ezitalina muddo,

Era batambula nga bakooye mu maaso g’abo ababawondera.

ז [Zayini]

 7 Mu kiseera ekyo ng’ali mu nnaku era nga talina wa kubeera, Yerusaalemi ajjukira

Ebintu byonna eby’omuwendo bye yalina mu biseera eby’edda.+

Abantu be bwe baagwa mu mukono gw’omulabe nga tewali amuyamba,+

Abalabe baamulaba ne baseka* olw’okuba yali agudde.+

ח [Kesu]

 8 Yerusaalemi ayonoonye nnyo.+

Eyo ye nsonga lwaki afuuse ekintu ekitali kirongoofu.

Bonna abaali bamuwa ekitiibwa kati bamuyisaamu amaaso, olw’okuba bamulabye ng’ali bwereere.+

Asinda,+ era olw’obuswavu akyuka n’atunula eri.

ט [Tesu]

 9 Obutali bulongoofu bwe buli mu byambalo bye.

Teyalowooza ku biseera bye eby’omu maaso.+

Okugwa kwe kwali kwa maanyi nnyo; talina amubudaabuda.

Ai Yakuwa, laba ennaku gye ndimu, olw’okuba omulabe yeegulumizza.+

י [Yodi]

10 Omulabe anyaze eby’obugagga bye byonna.+

Yerusaalemi alabye ab’amawanga nga bayingira mu kifo kye ekitukuvu,+

Abo be wagamba nti tebalina kujja mu kibiina kyo.

כ [Kafu]

11 Abantu be bonna basinda; banoonya emmere.+

Bawaddeyo ebintu byabwe eby’omuwendo bafune eky’okulya, basobole okusigala nga balamu.

Tunula, Ai Yakuwa, olabe nti nfuuse ng’omukazi* atalina mugaso.

ל [Lamedi]

12 Temufaayo mmwe mmwenna abayitawo ku luguudo?

Mutunule mulabe!

Eriyo obulumi obulinga obwo obwandeetebwako,

Yakuwa bwe yandeetera ku lunaku olw’obusungu bwe obubuubuuka?+

מ [Memu]

13 Yaweereza omuliro okuva mu ggulu n’agusindika mu magumba gange,+ buli limu n’alimala amaanyi.

Ateze ebigere byange ekitimba; ampalirizza okudda emabega.

Anfudde omukazi omunaku.

Mba mulwadde olunaku lwonna.

נ [Nuni]

14 Ebibi byange bisibiddwa ku nsingo yange ng’ekikoligo; abisibye n’omukono gwe.

Biteekeddwa ku nsingo yange, era mpeddemu amaanyi.

Yakuwa ampaddeyo mu mukono gw’abo be sisobola kulwanyisa.+

ס [Sameki]

15 Yakuwa anzigyeeko abasajja bange bonna ab’amaanyi.+

Ayise ekibiina kinnumbe, kibetente abavubuka bange.+

Yakuwa alinnyiridde muwala wa Yuda embeerera mu ssogolero.+

ע [Ayini]

16 Nkaaba olw’ebintu ebyo;+ amaaso gange gakulukusa amaziga.

Omuntu yenna eyandibadde ambudaabuda oba okunzizaamu amaanyi andi wala.

Abaana bange tebalina ssuubi olw’okuba omulabe atuwangudde.

פ [Pe]

17 Sayuuni ayanjadde engalo ze;+ talina amubudaabuda.

Abo bonna abeetoolodde Yakobo Yakuwa abalagidde babeere abalabe be.+

Gye bali Yerusaalemi afuuse ekintu ekitali kirongoofu.+

צ [Sade]

18 Yakuwa mutuukirivu,+ kubanga sigondedde biragiro bye.*+

Mmwe amawanga muwulirize, era mulabe obulumi bwe ndimu.

Abawala bange embeerera n’abavubuka bange bawambiddwa.+

ק [Kofu]

19 Nkoowodde baganzi bange, naye bandiddemu olukwe.+

Bakabona bange n’abasajja bange abakaddiye* bafiiridde mu kibuga,

Nga banoonya emmere baleme okufa.+

ר [Lesu]

20 Laba, Ai Yakuwa, ndi mu nnaku ey’amaanyi.

Ebyenda bintokota.

Omutima gwange guli mu bulumi obw’amaanyi, kubanga mbadde mujeemu nnyo nnyini ddala.+

Ebweru ekitala kinzitira abaana;+ ne mu nnyumba mulimu okufa.

ש [Sini]

21 Abantu bawulidde okusinda kwange; teri n’omu ambudaabuda.

Abalabe bange bonna bawulidde akabi akantuuseeko.

Basanyufu olw’okuba okaleese.+

Naye ojja kuleeta olunaku lwe wagamba,+ lwe banaafuuka nga nze.+

ת [Tawu]

22 Ebintu ebibi byonna bye bakola ka bijje mu maaso go, era k’obabonereze,+

Nga bw’ombonerezza olw’ebibi byange byonna.

Kubanga nsinda nnyo, era omutima gwange mulwadde.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share