LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa n’oyo gwe yafukako amafuta

        • Yakuwa asekerera amawanga (4)

        • Yakuwa ateekawo kabaka (6)

        • Muwe omwana ekitiibwa (12)

Zabbuli 2:1

Footnotes

  • *

    Oba, “ne bafumiitiriza ku kintu.”

Marginal References

  • +Bik 4:25-28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 18, 29

    8/1/2004, lup. 13-14

    6/1/1991, lup. 7

    6/1/1989, lup. 11

Zabbuli 2:2

Footnotes

  • *

    Oba, “bateesezza.”

  • *

    Oba, “ne Kristo we.”

Marginal References

  • +Mat 27:1, 2; Luk 23:10, 11; Kub 19:19
  • +Zb 89:20; Is 61:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 13-14

    6/1/2003, lup. 27

    6/1/1991, lup. 7

    6/1/1989, lup. 11

    Okumanya, lup. 36-38

Zabbuli 2:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 14

Zabbuli 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 14

Zabbuli 2:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 14

Zabbuli 2:6

Marginal References

  • +Zb 45:6; Ezk 21:27; Dan 7:13, 14; Kub 19:16
  • +2Sa 5:7; Kub 14:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 15

Zabbuli 2:7

Marginal References

  • +Mat 3:16, 17; Mak 1:9-11; Bar 1:4
  • +Bik 13:33; Beb 1:5; 5:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 29

    8/1/2004, lup. 15

Zabbuli 2:8

Marginal References

  • +Zb 72:8; Beb 1:2; Kub 11:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 15

Zabbuli 2:9

Marginal References

  • +Kub 12:5; 19:15
  • +Dan 2:44; Kub 2:26, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 16

Zabbuli 2:10

Footnotes

  • *

    Oba, “mulabuke.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 16

    3/1/2003, lup. 24-26

Zabbuli 2:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 16

Zabbuli 2:12

Footnotes

  • *

    Obut., “Munywegere omwana.”

  • *

    Obut., “bwe mutakola mutyo, ajja kusunguwala.”

Marginal References

  • +Baf 2:9-11
  • +Yok 3:36

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 30

    8/1/2004, lup. 16-17

General

Zab. 2:1Bik 4:25-28
Zab. 2:2Mat 27:1, 2; Luk 23:10, 11; Kub 19:19
Zab. 2:2Zb 89:20; Is 61:1
Zab. 2:6Zb 45:6; Ezk 21:27; Dan 7:13, 14; Kub 19:16
Zab. 2:62Sa 5:7; Kub 14:1
Zab. 2:7Mat 3:16, 17; Mak 1:9-11; Bar 1:4
Zab. 2:7Bik 13:33; Beb 1:5; 5:5
Zab. 2:8Zb 72:8; Beb 1:2; Kub 11:15
Zab. 2:9Kub 12:5; 19:15
Zab. 2:9Dan 2:44; Kub 2:26, 27
Zab. 2:12Baf 2:9-11
Zab. 2:12Yok 3:36
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 2:1-12

Zabbuli

2 Lwaki amawanga geegugunga

Era abantu ne balowooza ekintu* ekitaliimu?+

 2 Bakabaka b’ensi beeteekateeka,

N’abakungu bakuŋŋaanye wamu*+

Okulwanyisa Yakuwa n’oyo gwe yafukako amafuta.*+

 3 Bagamba nti: “Ka tukutule enjegere zaabwe

Era tusuule eri emiguwa gyabwe!”

 4 Oyo atudde mu ggulu aliseka;

Yakuwa alibanyoomoola.

 5 Mu kiseera ekyo alyogera gye bali nga musunguwavu

Era alibatiisa mu busungu bwe obubuubuuka,

 6 Ng’agamba nti: “Nze kennyini ntadde kabaka wange+

Ku lusozi lwange olutukuvu, Sayuuni.”+

 7 Ka nnangirire ekiragiro kya Yakuwa;

Yaŋŋamba nti: “Oli mwana wange;+

Olwa leero nfuuse kitaawo.+

 8 Nsaba, nange ndikuwa amawanga okuba obusika bwo

N’ensi yonna okuba eyiyo.+

 9 Oligamenyaamenya ng’okozesa ddamula ey’ekyuma,+

Oligaasaayasa ng’ekintu eky’ebbumba.”+

10 Kale kaakano mmwe bakabaka mube bagezi;

Mmwe abalamuzi b’ensi mukkirize okuwabulwa.*

11 Muweereze Yakuwa n’okutya

Musanyuke nga bwe mukankana.

12 Muwe omwana ekitiibwa;*+ bwe mutakola mutyo, Katonda ajja kusunguwala*

Muzikirire muve mu kkubo,+

Kubanga obusungu bwe bubuubuuka mangu.

Balina essanyu abo bonna abamufuula ekiddukiro kyabwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share