LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 61
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda munaala omugumu ogutuwonya abalabe

        • “Nja kubeeranga mu weema yo” (4)

Zabbuli 61:1

Marginal References

  • +Zb 5:2; 17:1; 28:2; 55:1

Zabbuli 61:2

Footnotes

  • *

    Oba, “bwe gunaanafuwa.”

Marginal References

  • +Yon 2:2
  • +Zb 27:5; 40:2

Zabbuli 61:3

Marginal References

  • +1Sa 17:45; Zb 18:2; Nge 18:10

Zabbuli 61:4

Marginal References

  • +Zb 23:6; 27:4
  • +Zb 63:7

Zabbuli 61:5

Marginal References

  • +Zb 115:13

Zabbuli 61:6

Marginal References

  • +Zb 18:50; 21:1, 4

Zabbuli 61:7

Footnotes

  • *

    Oba, “Ajja kubeera.”

Marginal References

  • +2Sa 7:16, 17; Zb 41:12
  • +Zb 40:11; 143:12; Nge 20:28

Zabbuli 61:8

Marginal References

  • +Zb 146:2
  • +Zb 65:1; 66:13; Mub 5:4

General

Zab. 61:1Zb 5:2; 17:1; 28:2; 55:1
Zab. 61:2Yon 2:2
Zab. 61:2Zb 27:5; 40:2
Zab. 61:31Sa 17:45; Zb 18:2; Nge 18:10
Zab. 61:4Zb 23:6; 27:4
Zab. 61:4Zb 63:7
Zab. 61:5Zb 115:13
Zab. 61:6Zb 18:50; 21:1, 4
Zab. 61:72Sa 7:16, 17; Zb 41:12
Zab. 61:7Zb 40:11; 143:12; Nge 20:28
Zab. 61:8Zb 146:2
Zab. 61:8Zb 65:1; 66:13; Mub 5:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 61:1-8

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; egenderako ebivuga eby’enkoba. Zabbuli ya Dawudi.

61 Ai Katonda, wulira okuwanjaga kwange.

Wuliriza okusaba kwange.+

 2 Omutima gwange bwe gunaaba mu nnaku,*+

Nja kukukaabirira nga nnyima ensi gy’ekoma.

Ntwala ku lwazi olugulumivu ennyo.+

 3 Kubanga oli kiddukiro kyange,

Oli munaala oguntaasa abalabe.+

 4 Nja kubeeranga mu weema yo emirembe n’emirembe;+

Nja kuddukira wansi w’ebiwaawaatiro byo.+ (Seera)

 5 Kubanga owulidde obweyamo bwange Ai Katonda.

Ompadde obusika bw’owa abo abatya erinnya lyo.+

 6 Ojja kuwangaaza kabaka,+

Era anaabeerawo emyaka n’emyaka okuva ku mulembe ogumu okutuuka ku mulembe omulala.

 7 Ajja kutuula ku ntebe y’obwakabaka* mu maaso ga Katonda emirembe n’emirembe;+

Mulage okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa, bimukuume.+

 8 Olwo nnaayimbanga okutendereza erinnya lyo emirembe n’emirembe+

Nga bwe nsasula obweyamo bwange buli lunaku.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share