LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Zabbuli 139
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Katonda amanyi bulungi abaweereza be

        • Tetusobola kwekweka mwoyo gwa Katonda (7)

        • ‘Nnakolebwa mu ngeri ey’ekitalo’ (14)

        • ‘Wandaba nga ndi mu lubuto lwa mmange’ (16)

        • ‘Nnuŋŋamya mu kkubo ery’emirembe n’emirembe’ (24)

Zabbuli 139:1

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ompimye.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 16:6, 7; 1By 28:9; Zb 17:3; 139:23; Yer 20:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2011, lup. 32

    6/1/1994, lup. 4

Zabbuli 139:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 16:13
  • +Zb 94:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2011, lup. 32

    6/1/1994, lup. 4

Zabbuli 139:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “oba ompima.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 28:15; 2Sa 8:14; Yob 31:4; Zb 121:8; Nge 5:21

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2011, lup. 32

    6/1/2006, lup. 6

    6/1/1994, lup. 4

Zabbuli 139:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Beb 4:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2014, lup. 4-5

    6/1/1994, lup. 4-5

Zabbuli 139:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5

Zabbuli 139:6

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “kwa kitalo nnyo gye ndi.”

  • *

    Oba, “kunneewuunyisa nnyo.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yob 26:14; 42:3; Zb 40:5; Bar 11:33

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5

Zabbuli 139:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yon 1:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5-6

Zabbuli 139:8

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yob 26:6; Nge 15:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5-6

Zabbuli 139:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5-6

Zabbuli 139:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 63:8; 73:23; Is 41:13

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5-6

Zabbuli 139:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5-6

Zabbuli 139:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Dan 2:22
  • +Beb 4:13

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 5-6

Zabbuli 139:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 22:9; 71:6; Yer 1:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 15-16

    6/1/1994, lup. 6

Zabbuli 139:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 1:26
  • +Zb 19:1; 104:24; 111:2; Kub 15:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 171-173

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 15

    4/1/1996, lup. 16-17

    6/1/1994, lup. 6

    12/1/1991, lup. 3-4

Zabbuli 139:15

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “bwe nnali ndukibwa mu bitundu by’ensi ebisingayo okuba ebya wansi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yob 10:10, 11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 16

    6/1/1994, lup. 7

Zabbuli 139:16

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Zuukuka!,

    Na. 3 2017 lup. 4

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 172-173

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 16-17

    5/1/1999, lup. 4

    6/1/1994, lup. 7

Zabbuli 139:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 55:9
  • +Bar 11:33

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 17

    6/1/1994, lup. 8-10

Zabbuli 139:18

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “mba nkyabibala.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 40:5
  • +Zb 63:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 17

    6/1/1994, lup. 10

Zabbuli 139:19

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Abaliko omusango gw’okuyiwa omusaayi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 5:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 11-12

Zabbuli 139:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 20:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 11-12

Zabbuli 139:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2By 19:2; 2Ko 6:14
  • +Zb 119:158

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 12

Zabbuli 139:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 101:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 12

Zabbuli 139:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yer 20:12
  • +Zb 94:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2009, lup. 3

    7/1/2007, lup. 18

    10/1/2006, lup. 32

    7/1/2001, lup. 18

    6/1/1994, lup. 12-13

Zabbuli 139:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 17:3
  • +Zb 5:8; 143:8, 10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 18

    10/1/2006, lup. 32

    7/1/2001, lup. 18

    6/1/1994, lup. 12-13

Ebirala

Zab. 139:11Sa 16:6, 7; 1By 28:9; Zb 17:3; 139:23; Yer 20:12
Zab. 139:2Lub 16:13
Zab. 139:2Zb 94:11
Zab. 139:3Lub 28:15; 2Sa 8:14; Yob 31:4; Zb 121:8; Nge 5:21
Zab. 139:4Beb 4:12
Zab. 139:6Yob 26:14; 42:3; Zb 40:5; Bar 11:33
Zab. 139:7Yon 1:3
Zab. 139:8Yob 26:6; Nge 15:11
Zab. 139:10Zb 63:8; 73:23; Is 41:13
Zab. 139:12Dan 2:22
Zab. 139:12Beb 4:13
Zab. 139:13Zb 22:9; 71:6; Yer 1:5
Zab. 139:14Lub 1:26
Zab. 139:14Zb 19:1; 104:24; 111:2; Kub 15:3
Zab. 139:15Yob 10:10, 11
Zab. 139:17Is 55:9
Zab. 139:17Bar 11:33
Zab. 139:18Zb 40:5
Zab. 139:18Zb 63:6
Zab. 139:19Zb 5:6
Zab. 139:20Kuv 20:7
Zab. 139:212By 19:2; 2Ko 6:14
Zab. 139:21Zb 119:158
Zab. 139:22Zb 101:3
Zab. 139:23Yer 20:12
Zab. 139:23Zb 94:19
Zab. 139:24Zb 17:3
Zab. 139:24Zb 5:8; 143:8, 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 139:1-24

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

139 Ai Yakuwa onkebedde,* era ommanyi.+

 2 Bwe ntuula era bwe nsituka, omanya.+

Ebirowoozo byange obimanyira wala.+

 3 Bwe ntambula era bwe ngalamira wansi, oba ondaba;*

Omanyi bulungi amakubo gange gonna.+

 4 Olulimi lwange bwe luba terunnayogera kigambo,

Laba! Ai Yakuwa, oba wakitegedde dda.+

 5 Onneetooloola ku njuyi zonna;

Era onteekako omukono gwo.

 6 Okumanya ng’okwo kusukkiridde okutegeera kwange.*

Kuli waggulu nnyo sisobola kukutuuka.*+

 7 Wa gye nnyinza okwekweka omwoyo gwo,

Era wa gye nnyinza okuddukira n’otondaba?+

 8 Singa nnali wa kulinnya mu ggulu, wandibaddeyo;

Ne bwe nnandyaze obuliri bwange emagombe,* laba! eyo nayo wandibaddeyo.+

 9 Ne bwe nnandibuuse n’ebiwaawaatiro eby’oku makya ennyo

Ne ŋŋenda okubeera ku nnyanja esingayo okuba ewala,

10 Eyo nayo omukono gwo gwandinkulembedde

Era omukono gwo ogwa ddyo gwandimpaniridde.+

11 Bwe nnandigambye nti: “Ekizikiza kijja kunkweka!”

Ekiro ekinneetoolodde kyandibadde ng’ekitangaala.

12 Gy’oli ekizikiza tekyandibadde kikwafu,

Naye ekiro kyandibadde kitangaala ng’emisana;+

Gy’oli ekizikiza kye kimu n’ekitangaala.+

13 Wakola ensigo zange;

Wambikkako nga ndi mu lubuto lwa mmange.+

14 Nkutendereza kubanga nnakolebwa mu ngeri eyeewuunyisa era ey’ekitalo.+

Emirimu gyo gya kitalo nnyo,+

Ekyo nkimanyi bulungi.

15 Amagumba gange tegaakukisibwa

Bwe nnali nkolebwa mu kyama,

Bwe nnali nkulira mu lubuto lwa mmange.*+

16 Amaaso go gandaba nga ndi mu lubuto lwa mmange;

Ebitundu by’omubiri gwange byonna byawandiikibwa mu kitabo kyo,

Byonna ebikwata ku nnaku lwe byatondebwa,

Wadde nga tewaali na kimu ku byo ekyaliwo.

17 Ebirowoozo byo nga bya muwendo nnyo gye ndi!+

Ai Katonda, nga bingi nnyo!+

18 Bwe ngezaako okubibala, bingi nnyo okusinga omusenyu gw’ennyanja.+

Bwe nzuukuka ku makya, mba nkyali naawe.*+

19 Ai Katonda, singa ozikiriza ababi!+

Abakola ebikolwa eby’obukambwe* bandivudde we ndi,

20 Abo abakwogerako ebintu ebibi nga balina ekigendererwa ekibi;

Abalabe bo abakozesa erinnya lyo mu ngeri etasaana.+

21 Abo abatakwagala sibakyawa, Ai Yakuwa,+

Era ne nneetamwa abo abakujeemera?+

22 Mbakyayira ddala;+

Bafuuse balabe bange ddala.

23 Nkebera, Ai Katonda, omanye omutima gwange.+

Ngezesa omanye ebinneeraliikiriza.+

24 Laba obanga mu nze mulimu ekkubo ery’omutawaana,+

Onnuŋŋamye mu kkubo+ ery’emirembe n’emirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza