LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 132
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Dawudi alondebwa, ne Sayuuni kirondebwa

        • “Toyabulira oyo gwe wafukako amafuta” (10)

        • Bakabona ba Sayuuni bambadde obulokozi (16)

Zabbuli 132:1

Marginal References

  • +1Sa 20:1

Zabbuli 132:2

Marginal References

  • +2Sa 7:2, 3

Zabbuli 132:3

Marginal References

  • +2Sa 5:11

Zabbuli 132:5

Marginal References

  • +2Sa 7:2; 1Sk 8:17; 1By 15:3, 12; Bik 7:45, 46

Zabbuli 132:6

Footnotes

  • *

    Oba, “weema entukuvu.”

Marginal References

  • +1Sa 17:12
  • +1Sa 7:1; 1By 13:6

Zabbuli 132:7

Marginal References

  • +Zb 43:3
  • +1By 28:2; Zb 5:7

Zabbuli 132:8

Marginal References

  • +Kbl 10:35; 2Sa 6:17
  • +2By 6:41, 42

Zabbuli 132:10

Marginal References

  • +1Sk 15:4; 2Sk 19:34

Zabbuli 132:11

Footnotes

  • *

    Obut., “bibala by’olubuto lwo.”

Marginal References

  • +1Sk 8:25; Zb 89:3, 4, 20, 36; Is 9:7; Yer 33:20, 21; Mat 9:27; Luk 1:69; Bik 2:30, 31; 13:22, 23

Zabbuli 132:12

Marginal References

  • +1By 29:19
  • +2Sa 7:12, 16; 1By 17:11, 12; Zb 89:20, 29

Zabbuli 132:13

Marginal References

  • +Zb 48:2, 3; 78:68; Beb 12:22
  • +Zb 87:2

Zabbuli 132:14

Marginal References

  • +Zb 46:5; Is 24:23

Zabbuli 132:15

Marginal References

  • +Zb 22:26; 147:12, 14

Zabbuli 132:16

Marginal References

  • +Zb 149:4
  • +Zb 132:8, 9

Zabbuli 132:17

Footnotes

  • *

    Obut., “Eyo gye nja okukuliza ejjembe lya Dawudi.”

Marginal References

  • +1Sk 11:36; 15:4; 2By 21:7

Zabbuli 132:18

Marginal References

  • +Zb 2:6; 72:8; Is 9:6; Kub 11:15

General

Zab. 132:11Sa 20:1
Zab. 132:22Sa 7:2, 3
Zab. 132:32Sa 5:11
Zab. 132:52Sa 7:2; 1Sk 8:17; 1By 15:3, 12; Bik 7:45, 46
Zab. 132:61Sa 17:12
Zab. 132:61Sa 7:1; 1By 13:6
Zab. 132:7Zb 43:3
Zab. 132:71By 28:2; Zb 5:7
Zab. 132:8Kbl 10:35; 2Sa 6:17
Zab. 132:82By 6:41, 42
Zab. 132:101Sk 15:4; 2Sk 19:34
Zab. 132:111Sk 8:25; Zb 89:3, 4, 20, 36; Is 9:7; Yer 33:20, 21; Mat 9:27; Luk 1:69; Bik 2:30, 31; 13:22, 23
Zab. 132:121By 29:19
Zab. 132:122Sa 7:12, 16; 1By 17:11, 12; Zb 89:20, 29
Zab. 132:13Zb 48:2, 3; 78:68; Beb 12:22
Zab. 132:13Zb 87:2
Zab. 132:14Zb 46:5; Is 24:23
Zab. 132:15Zb 22:26; 147:12, 14
Zab. 132:16Zb 149:4
Zab. 132:16Zb 132:8, 9
Zab. 132:171Sk 11:36; 15:4; 2By 21:7
Zab. 132:18Zb 2:6; 72:8; Is 9:6; Kub 11:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 132:1-18

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka.

132 Ai Yakuwa, jjukira Dawudi

N’okubonaabona kwe kwonna;+

 2 Jjukira bwe yalayirira Yakuwa,

Jjukira bwe yeeyama eri Katonda ow’Amaanyi owa Yakobo, ng’agamba nti:+

 3 “Sijja kugenda mu weema yange, sijja kugenda mu nnyumba yange.+

Sijja kwebaka ku buliri bwange, ku kitanda kyange,

 4 Sijja kuganya maaso gange kwebaka,

Sijja kuganya maaso gange kusumagira,

 5 Okutuusa nga nfunidde Yakuwa ekifo,

Ekifo ekirungi eky’okubeeramu ekya Katonda ow’Amaanyi owa Yakobo.”+

 6 Laba! Twawulira ebikwata ku ssanduuko y’endagaano* nga tuli mu Efulaasa;+

Twagisanga mu kitundu eky’ebibira.+

 7 Ka tuyingire mu kifo kye ky’abeeramu;+

Ka tuvunname mu maaso g’entebe y’ebigere bye.+

 8 Situka, Ai Yakuwa, ogende mu kifo kyo eky’okuwummuliramu,+

Ggwe n’Essanduuko eraga amaanyi go.+

 9 Bakabona bo ka bambale obutuukirivu,

Abeesigwa gy’oli ka boogerere waggulu n’essanyu.

10 Ku lw’omuweereza wo Dawudi,

Toyabulira oyo gwe wafukako amafuta.+

11 Yakuwa yalayirira Dawudi;

Talirema kutuukiriza kye yayogera nti:

“Omu ku baana bo,*

Ndimuteeka ku ntebe yo ey’obwakabaka.+

12 Abaana bo bwe balikuuma endagaano yange,

Era ne bakwata ebiragiro bye mbayigiriza,+

Abaana baabwe nabo

Balituula ku ntebe yo ey’obwakabaka emirembe n’emirembe.”+

13 Kubanga Yakuwa yalonda Sayuuni;+

Yayagala kibeere ekifo kye eky’okubeeramu, ng’agamba nti:+

14 “Kino kifo kyange eky’okuwummuliramu emirembe n’emirembe;

Muno mwe nja okubeera,+ kubanga ekyo kye njagala.

15 Nja kukiwa emmere nnyingi;

Abaavu baakyo nja kubakkusa emmere.+

16 Bakabona baakyo nja kubambaza obulokozi,+

Abantu baamu abeesigwa bajja kwogerera waggulu n’essanyu.+

17 Eyo gye nja okufuulira Dawudi okuba ow’amaanyi.*

Oyo gwe nnafukako amafuta mmuteekeddeteekedde ettaala.+

18 Abalabe be nja kubambaza obuswavu,

Naye engule eri ku mutwe gwe ejja kumasaamasa.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share