LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 135
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Mutendereze Ya olw’obukulu bwe

        • Obubonero n’ebyamagero ebyakolebwa mu Misiri (8, 9)

        • “Erinnya lyo libeerawo emirembe n’emirembe” (13)

        • Ebifaananyi tebirina bulamu (15-18)

Zabbuli 135:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 113:1; Kub 19:5

Zabbuli 135:2

Marginal References

  • +Zb 96:8; 116:19

Zabbuli 135:3

Marginal References

  • +Zb 119:68; Mat 19:17

Zabbuli 135:4

Footnotes

  • *

    Oba, “ekintu kye eky’omuwendo.”

Marginal References

  • +Kuv 19:5; Ma 7:6

Zabbuli 135:5

Marginal References

  • +Ma 10:17; Zb 97:9

Zabbuli 135:6

Marginal References

  • +Zb 115:3; Is 46:10

Zabbuli 135:7

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “aw’okuyita.”

Marginal References

  • +Kuv 14:21; Kbl 11:31; Yer 10:13; 51:16; Yon 1:4

Zabbuli 135:8

Marginal References

  • +Kuv 12:12, 29

Zabbuli 135:9

Marginal References

  • +Kuv 7:20; 8:6, 17; 9:6, 10, 23; 10:12, 21
  • +Zb 136:15

Zabbuli 135:10

Marginal References

  • +Zb 44:2
  • +Yos 12:7, 8

Zabbuli 135:11

Marginal References

  • +Kbl 21:23, 24
  • +Kbl 21:33-35

Zabbuli 135:12

Marginal References

  • +Yos 11:23

Zabbuli 135:13

Footnotes

  • *

    Oba, “erinnya lyo.” Obut., “ekijjukizo kyo.”

Marginal References

  • +Kuv 3:15; Zb 102:12

Zabbuli 135:14

Marginal References

  • +Kuv 14:31
  • +Ma 32:36

Zabbuli 135:15

Marginal References

  • +Zb 115:4-8; Is 46:6; Bik 17:29; 1Ko 10:19

Zabbuli 135:16

Marginal References

  • +Kab 2:19

Zabbuli 135:17

Marginal References

  • +Yer 10:14

Zabbuli 135:18

Marginal References

  • +Is 44:9
  • +Zb 97:7

Zabbuli 135:20

Marginal References

  • +Ma 10:8

Zabbuli 135:21

Marginal References

  • +Zb 48:1; 132:13
  • +Yer 3:17
  • +Kub 19:6

General

Zab. 135:1Zb 113:1; Kub 19:5
Zab. 135:2Zb 96:8; 116:19
Zab. 135:3Zb 119:68; Mat 19:17
Zab. 135:4Kuv 19:5; Ma 7:6
Zab. 135:5Ma 10:17; Zb 97:9
Zab. 135:6Zb 115:3; Is 46:10
Zab. 135:7Kuv 14:21; Kbl 11:31; Yer 10:13; 51:16; Yon 1:4
Zab. 135:8Kuv 12:12, 29
Zab. 135:9Kuv 7:20; 8:6, 17; 9:6, 10, 23; 10:12, 21
Zab. 135:9Zb 136:15
Zab. 135:10Zb 44:2
Zab. 135:10Yos 12:7, 8
Zab. 135:11Kbl 21:23, 24
Zab. 135:11Kbl 21:33-35
Zab. 135:12Yos 11:23
Zab. 135:13Kuv 3:15; Zb 102:12
Zab. 135:14Kuv 14:31
Zab. 135:14Ma 32:36
Zab. 135:15Zb 115:4-8; Is 46:6; Bik 17:29; 1Ko 10:19
Zab. 135:16Kab 2:19
Zab. 135:17Yer 10:14
Zab. 135:18Is 44:9
Zab. 135:18Zb 97:7
Zab. 135:20Ma 10:8
Zab. 135:21Zb 48:1; 132:13
Zab. 135:21Yer 3:17
Zab. 135:21Kub 19:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 135:1-21

Zabbuli

135 Mutendereze Ya!*

Mutendereze erinnya lya Yakuwa;

Mumutendereze mmwe abaweereza ba Yakuwa,+

 2 Mmwe abayimiridde mu nnyumba ya Yakuwa,

Mu mpya z’ennyumba ya Katonda waffe.+

 3 Mutendereze Ya, kubanga Yakuwa mulungi.+

Muyimbe ennyimba ezitendereza erinnya lye, kubanga kirungi.

 4 Ya yeerondera Yakobo,

Yeerondera Isirayiri okuba ekintu kye ekiganzi.*+

 5 Nkimanyi bulungi nti Yakuwa mukulu;

Mukama waffe mukulu okusinga bakatonda abalala bonna.+

 6 Yakuwa akola buli kintu ky’ayagala+

Mu ggulu ne ku nsi, mu nnyanja ne mu buziba bwonna.

 7 Aleetera ebire okwambuka nga biva ku nkomerero y’ensi;

Akolera enkuba ebimyanso;*

Aggya empewo mu materekero ge,+

 8 Yatta ababereberye b’e Misiri,

Abantu n’ensolo.+

 9 Yakola obubonero n’ebyamagero mu ggwe, Misiri,+

Ku Falaawo ne ku baweereza be bonna.+

10 Yazikiriza amawanga mangi+

N’atta bakabaka ab’amaanyi+

11 —Sikoni kabaka w’Abaamoli,+

Ogi kabaka wa Basani,+

N’asaanyaawo obwakabaka bwonna obw’omu Kanani.

12 Ensi yaabwe yagiwa abantu be okuba obusika,

Obusika bwa Isirayiri abantu be.+

13 Ai Yakuwa, erinnya lyo libeerawo emirembe n’emirembe.

Ai Yakuwa, ettutumu lyo* libeerawo mu mirembe gyonna.+

14 Yakuwa ajja kulwanirira abantu be,+

Era ajja kusaasira abaweereza be.+

15 Ebifaananyi by’amawanga bya ffeeza ne zzaabu,

Byakolebwa na mikono gya bantu.+

16 Birina emimwa naye tebyogera;+

Birina amaaso naye tebiraba;

17 Birina amatu naye tebiwulira.

Mu kamwa kaabyo temuli mukka.+

18 Abantu ababikola balifuuka nga byo,+

Awamu n’abo bonna ababyesiga.+

19 Mmwe ennyumba ya Isirayiri, mutendereze Yakuwa.

Mmwe ennyumba ya Alooni, mutendereze Yakuwa.

20 Mmwe ennyumba ya Leevi, mutendereze Yakuwa.+

Mmwe abatya Yakuwa, mutendereze Yakuwa.

21 Yakuwa atenderezebwe mu Sayuuni,+

Oyo abeera mu Yerusaalemi.+

Mutendereze Ya!+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share