LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 92
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa agulumizibwa emirembe gyonna

        • Ebikolwa bye eby’ekitalo n’ebirowoozo bye eby’ebuziba (5)

        • ‘Abatuukirivu bajja kugejja ng’omuti’ (12)

        • Abakadde bajja kusigala nga balina amaanyi (14)

Zabbuli 92:1

Marginal References

  • +Zb 50:23

Zabbuli 92:2

Marginal References

  • +Is 63:7

Zabbuli 92:3

Marginal References

  • +1By 15:16; 25:6; 2By 29:25

Zabbuli 92:5

Marginal References

  • +Zb 40:5; 145:4; Mub 3:11; Kub 15:3
  • +Yob 26:14; Bar 11:33

Zabbuli 92:6

Marginal References

  • +Zb 14:1; 1Ko 2:14

Zabbuli 92:7

Marginal References

  • +Zb 37:35, 38; Yer 12:1-3

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 12

Zabbuli 92:9

Marginal References

  • +Ma 28:7; Zb 68:1

Zabbuli 92:10

Footnotes

  • *

    Obut., “ojja kugulumiza ejjembe lyange.”

Marginal References

  • +Zb 23:5

Zabbuli 92:11

Marginal References

  • +Zb 37:34

Zabbuli 92:12

Marginal References

  • +Zb 52:8; Is 61:3; 65:22

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    8/2016, lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 11

    1/1/1999, lup. 32

Zabbuli 92:13

Marginal References

  • +Zb 100:4

Zabbuli 92:14

Footnotes

  • *

    Oba, “Ne mu kiseera nga bameze envi.”

  • *

    Obut., “nga bagevvu.”

Marginal References

  • +Zb 71:18; Nge 16:31; Is 40:31; 46:4
  • +Yer 17:7, 8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2007, lup. 24-28

    9/1/2006, lup. 11

    6/1/2004, lup. 8-11

Zabbuli 92:15

Marginal References

  • +Ma 32:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 11-12

General

Zab. 92:1Zb 50:23
Zab. 92:2Is 63:7
Zab. 92:31By 15:16; 25:6; 2By 29:25
Zab. 92:5Zb 40:5; 145:4; Mub 3:11; Kub 15:3
Zab. 92:5Yob 26:14; Bar 11:33
Zab. 92:6Zb 14:1; 1Ko 2:14
Zab. 92:7Zb 37:35, 38; Yer 12:1-3
Zab. 92:9Ma 28:7; Zb 68:1
Zab. 92:10Zb 23:5
Zab. 92:11Zb 37:34
Zab. 92:12Zb 52:8; Is 61:3; 65:22
Zab. 92:13Zb 100:4
Zab. 92:14Zb 71:18; Nge 16:31; Is 40:31; 46:4
Zab. 92:14Yer 17:7, 8
Zab. 92:15Ma 32:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 92:1-15

Zabbuli

Zabbuli. Oluyimba olw’oku lunaku lwa Ssabbiiti.

92 Kirungi okukwebazanga ggwe Yakuwa+

N’okuyimbanga ennyimba ezitendereza erinnya lyo, Ai ggwe Asingayo Okuba Waggulu;

 2 Kirungi okulangiriranga okwagala kwo okutajjulukuka+ ku makya

N’obwesigwa bwo ekiro,

 3 Nga bwe nkuba ekivuga eky’enkoba ekkumi n’endongo,

N’entongooli ezivuga obulungi.+

 4 Kubanga onsanyusizza, Ai Yakuwa, olw’ebikolwa byo;

Njogerera waggulu n’essanyu olw’ebyo emikono gyo bye gyakola.

 5 Bye wakola nga bya kitalo nnyo, Ai Yakuwa!+

Ebirowoozo byo nga bya buziba nnyo!+

 6 Omuntu atalina magezi tasobola kubimanya;

Era omusirusiru tasobola kutegeera kino:+

 7 Ababi bwe bameruka ng’omuddo,

Era abakozi b’ebibi bonna ne baala,

Ekyo kiba bwe kityo balyoke bazikirizibwe.+

 8 Naye ggwe ogulumizibwa emirembe gyonna, Ai Yakuwa.

 9 Tunuulira okuwangulwa kw’abalabe bo, Ai Yakuwa;

Laba engeri abalabe bo gye banaasaanawo;

Abakozi b’ebibi bonna bajja kusaasaanyizibwa.+

10 Naye ojja kunnyongera amaanyi* gabeere nga aga sseddume ey’omu nsiko;

Nja kwesiiga amafuta amaggya.+

11 Nja kutunuulira abalabe bange n’amaaso agooleka obuwanguzi;+

Amatu gange gajja kuwulira ebikwata ku kugwa kw’abantu ababi abannumba.

12 Abatuukirivu bajja kutinta ng’olukindu,

Era bajja kugejja ng’omuti gw’entolokyo mu Lebanooni.+

13 Basimbibwa mu nnyumba ya Yakuwa;

Banyiririra mu mpya za Katonda waffe.+

14 Ne mu myaka egy’obukadde* baliba bakyabala ebibala;+

Balisigala nga balina amaanyi* era nga banyirira,+

15 Nga balangirira nti Yakuwa mwesigwa.

Lwe Lwazi lwange,+ era mu ye temuli butali butuukirivu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share