LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 54
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’oyo ali wakati mu balabe

        • “Katonda ye muyambi wange” (4)

Zabbuli 54:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +1Sa 23:19; 26:1

Zabbuli 54:1

Marginal References

  • +Zb 20:1; 79:9; Nge 18:10
  • +Zb 43:1

Zabbuli 54:2

Marginal References

  • +Zb 13:3; 65:2

Zabbuli 54:3

Footnotes

  • *

    Obut., “abantu be simanyi.”

  • *

    Oba, “Tebateeka Katonda mu maaso gaabwe.”

Marginal References

  • +Zb 22:16; 59:3
  • +Zb 36:1

Zabbuli 54:4

Marginal References

  • +1By 12:18; Beb 13:6

Zabbuli 54:5

Footnotes

  • *

    Obut., “basirise.”

Marginal References

  • +Bar 12:19
  • +Zb 143:12

Zabbuli 54:6

Marginal References

  • +Zb 50:14; Beb 13:15
  • +Zb 7:17; 52:9

Zabbuli 54:7

Marginal References

  • +2Sa 4:9; Zb 34:19; 37:39
  • +Zb 37:34; 59:10

General

Zab. 54:obugambo obuli waggulu1Sa 23:19; 26:1
Zab. 54:1Zb 20:1; 79:9; Nge 18:10
Zab. 54:1Zb 43:1
Zab. 54:2Zb 13:3; 65:2
Zab. 54:3Zb 22:16; 59:3
Zab. 54:3Zb 36:1
Zab. 54:41By 12:18; Beb 13:6
Zab. 54:5Bar 12:19
Zab. 54:5Zb 143:12
Zab. 54:6Zb 50:14; Beb 13:15
Zab. 54:6Zb 7:17; 52:9
Zab. 54:72Sa 4:9; Zb 34:19; 37:39
Zab. 54:7Zb 37:34; 59:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 54:1-7

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; egenderako ebivuga eby’enkoba. Masukiri.* Zabbuli ya Dawudi. Abaziifu bwe baagenda ne bagamba Sawulo nti: “Dawudi yeekwese mu ffe.”+

54 Ai Katonda, ndokola ogulumize erinnya lyo,+

Nnwanirira+ ng’okozesa amaanyi go.

 2 Ai Katonda, wulira okusaba kwange;+

Wuliriza ebigambo ebiva mu kamwa kange.

 3 Kubanga abalabe* bannumba,

Abantu abakambwe baagala okusaanyaawo obulamu bwange.+

Tebawa Katonda kitiibwa.*+ (Seera)

 4 Laba! Katonda ye muyambi wange;+

Yakuwa ali n’abo abannyamba.

 5 Abalabe bange ajja kubasasula+ ng’abaddiza ebibi bye bakola abalala.

Olw’obwesigwa bwo bazikirize.*+

 6 Nja kuwaayo ssaddaaka gy’oli+ kyeyagalire.

Ai Yakuwa, nja kutendereza erinnya lyo, olw’okuba ddungi.+

 7 Kubanga ondokola mu buzibu bwonna bwe mbaamu.+

Nja kutunuulira abalabe bange nga njaganya.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share