LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 41
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’omulwadde ali ku ndiri

        • Katonda alabirira abalwadde (3)

        • Okuliibwamu olukwe ow’omukwano ow’oku lusegere (9)

Zabbuli 41:1

Marginal References

  • +Ma 15:7, 8; Zb 112:9; Nge 14:21; 22:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2011, lup. 21-22

    10/1/1992, lup. 9

Zabbuli 41:2

Marginal References

  • +Mat 5:7
  • +2Pe 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 24

    10/1/1992, lup. 9

Zabbuli 41:3

Marginal References

  • +2Sk 20:5; Zb 103:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 24-25

    9/15/2008, lup. 5, 10-11

    9/1/2003, lup. 28

    10/1/1992, lup. 9

Zabbuli 41:4

Marginal References

  • +Zb 51:1
  • +Zb 6:2; 147:3
  • +Zb 32:5; 38:3; Nge 28:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 24-25

Zabbuli 41:8

Marginal References

  • +Zb 3:2; 71:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2008, lup. 5

Zabbuli 41:9

Footnotes

  • *

    Obut., “annyimusirizza ekisinziiro.”

Marginal References

  • +2Sa 15:12; Yob 19:19; Zb 55:12, 13
  • +Mak 14:18; Yok 13:18, 26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 13

    9/15/2008, lup. 5

Zabbuli 41:11

Marginal References

  • +Zb 31:8; Yer 20:13

Zabbuli 41:12

Marginal References

  • +Zb 25:21; Nge 2:7
  • +Zb 34:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 7

    9/15/2008, lup. 5

Zabbuli 41:13

Footnotes

  • *

    Oba, “Okuva emirembe n’emirembe okutuusa emirembe n’emirembe.”

Marginal References

  • +1By 16:36; 29:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1996, lup. 13

General

Zab. 41:1Ma 15:7, 8; Zb 112:9; Nge 14:21; 22:9
Zab. 41:2Mat 5:7
Zab. 41:22Pe 2:9
Zab. 41:32Sk 20:5; Zb 103:3
Zab. 41:4Zb 51:1
Zab. 41:4Zb 6:2; 147:3
Zab. 41:4Zb 32:5; 38:3; Nge 28:13
Zab. 41:8Zb 3:2; 71:10, 11
Zab. 41:92Sa 15:12; Yob 19:19; Zb 55:12, 13
Zab. 41:9Mak 14:18; Yok 13:18, 26
Zab. 41:11Zb 31:8; Yer 20:13
Zab. 41:12Zb 25:21; Nge 2:7
Zab. 41:12Zb 34:15
Zab. 41:131By 16:36; 29:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 41:1-13

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

41 Alina essanyu oyo afaayo ku munaku;+

Yakuwa alimununula ku lunaku olw’obuyinike.

 2 Yakuwa anaamukuumanga era n’amubeesaawo nga mulamu.

Anaayitibwanga musanyufu mu nsi;+

Toomuwengayo eri abalabe be.+

 3 Yakuwa anaamulabiriranga ng’ali ku ndiri;+

Onookyusiza ddala obuliri bwe nga mulwadde.

 4 Nnagamba nti: “Ai Yakuwa, nkwatirwa ekisa.+

Mponya,+ kubanga nnyonoonye mu maaso go.”+

 5 Naye abalabe bange banjogerako bubi nga bagamba nti:

“Anaafa ddi yeerabirwe?”

 6 Omu ku balabe bange bw’ajja okundaba, omutima gwe gwogera eby’obulimba.

Anoonya ekintu ekibi eky’okwogera;

Era n’agenda n’akisaasaanya.

 7 Abo bonna abatanjagala boogera obwama;

Bankolera olukwe ne bagamba nti:

 8 “Ekintu ekibi ennyo kimutuuseeko;

Kati agidde abeere wansi, tajja kuddamu kuyimuka.”+

 9 Ne mukwano gwange ennyo gwe mbadde nneesiga,+

Era abadde alya ku mmere yange, anneefuulidde.*+

10 Naye ggwe, Ai Yakuwa, nkwatirwa ekisa onnyimuse,

Ndyoke mbeesasuze.

11 Ku kino kwe nnaategeerera nti onsiima:

Abalabe bange bwe banaaba nga tebasobola kumpangula ne bajaganya.+

12 Ompaniridde olw’obugolokofu bwange;+

Ojja kunteeka mu maaso go emirembe gyonna.+

13 Yakuwa Katonda wa Isirayiri atenderezebwe

Emirembe n’emirembe.*+

Amiina, era Amiina.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share