LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 145
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okutendereza Katonda, Kabaka omukulu

        • ‘Nja kulangirira obukulu bwa Katonda’ (6)

        • “Yakuwa mulungi eri bonna” (9)

        • “Abeesigwa gy’oli bajja kukutendereza” (10)

        • Obwakabaka bwa Katonda bwa mirembe na mirembe (13)

        • Omukono gwa Katonda gukkusa buli kiramu (16)

Zabbuli 145:1

Marginal References

  • +Is 33:22; Kub 11:17
  • +1By 29:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 3-4

Zabbuli 145:2

Marginal References

  • +Zb 119:164
  • +Zb 146:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 3-4

Zabbuli 145:3

Footnotes

  • *

    Oba, “buzibu okutegeera.”

Marginal References

  • +Zb 150:2; Bar 1:20; Kub 15:3
  • +Yob 26:14; Zb 139:6; Bar 11:33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 4-6

Zabbuli 145:4

Marginal References

  • +Kuv 12:26, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 6-7

Zabbuli 145:5

Marginal References

  • +Zb 8:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 12

    2/1/2004, lup. 6-7

Zabbuli 145:6

Footnotes

  • *

    Oba, “maanyi go agawuniikiriza.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 12

    2/1/2004, lup. 6-7

Zabbuli 145:7

Marginal References

  • +1Sk 8:66; Zb 13:6; 31:19; Is 63:7; Yer 31:12
  • +Zb 51:14; Kub 15:3

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 279

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 7-8

Zabbuli 145:8

Marginal References

  • +2By 30:9; Bef 2:4
  • +Kuv 34:6; Nek 9:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 7-9

Zabbuli 145:9

Marginal References

  • +Zb 25:8; Nak 1:7; Mat 5:44, 45; Bik 14:17; Yak 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 271-272

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 7-8

Zabbuli 145:10

Marginal References

  • +Zb 19:1
  • +Zb 30:4; Beb 13:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 9

Zabbuli 145:11

Marginal References

  • +Luk 10:8, 9
  • +Ma 3:24; 1By 29:11; Kub 15:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 9

Zabbuli 145:12

Marginal References

  • +Zb 98:1
  • +Zb 103:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 9-10

Zabbuli 145:13

Marginal References

  • +Zb 146:10; 1Ti 1:17

Zabbuli 145:14

Marginal References

  • +Zb 37:23, 24; 94:18
  • +Zb 146:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 10

Zabbuli 145:15

Marginal References

  • +Lub 1:30; Zb 136:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 11-12

Zabbuli 145:16

Marginal References

  • +Zb 104:27, 28; 107:9; 132:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 33

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 11-12

Zabbuli 145:17

Marginal References

  • +Lub 18:25; Ma 32:4
  • +Zb 18:25; Kub 15:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 12

Zabbuli 145:18

Footnotes

  • *

    Oba, “mu bwesimbu.”

Marginal References

  • +Zb 34:18; Yak 4:8
  • +Zb 17:1

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 12-13

Zabbuli 145:19

Marginal References

  • +Zb 34:9
  • +Zb 37:39, 40; 50:15

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 12-13

Zabbuli 145:20

Marginal References

  • +Zb 31:23; 97:10
  • +Nge 2:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 12-13

    1/1/2003, lup. 15

Zabbuli 145:21

Marginal References

  • +Zb 34:1; 51:15
  • +Zb 117:1; 150:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 13

General

Zab. 145:1Is 33:22; Kub 11:17
Zab. 145:11By 29:10
Zab. 145:2Zb 119:164
Zab. 145:2Zb 146:2
Zab. 145:3Zb 150:2; Bar 1:20; Kub 15:3
Zab. 145:3Yob 26:14; Zb 139:6; Bar 11:33
Zab. 145:4Kuv 12:26, 27
Zab. 145:5Zb 8:1
Zab. 145:71Sk 8:66; Zb 13:6; 31:19; Is 63:7; Yer 31:12
Zab. 145:7Zb 51:14; Kub 15:3
Zab. 145:82By 30:9; Bef 2:4
Zab. 145:8Kuv 34:6; Nek 9:17
Zab. 145:9Zb 25:8; Nak 1:7; Mat 5:44, 45; Bik 14:17; Yak 1:17
Zab. 145:10Zb 19:1
Zab. 145:10Zb 30:4; Beb 13:15
Zab. 145:11Luk 10:8, 9
Zab. 145:11Ma 3:24; 1By 29:11; Kub 15:3
Zab. 145:12Zb 98:1
Zab. 145:12Zb 103:19
Zab. 145:13Zb 146:10; 1Ti 1:17
Zab. 145:14Zb 37:23, 24; 94:18
Zab. 145:14Zb 146:8
Zab. 145:15Lub 1:30; Zb 136:25
Zab. 145:16Zb 104:27, 28; 107:9; 132:14, 15
Zab. 145:17Lub 18:25; Ma 32:4
Zab. 145:17Zb 18:25; Kub 15:3, 4
Zab. 145:18Zb 34:18; Yak 4:8
Zab. 145:18Zb 17:1
Zab. 145:19Zb 34:9
Zab. 145:19Zb 37:39, 40; 50:15
Zab. 145:20Zb 31:23; 97:10
Zab. 145:20Nge 2:22
Zab. 145:21Zb 34:1; 51:15
Zab. 145:21Zb 117:1; 150:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 145:1-21

Zabbuli

Okutendereza, zabbuli ya Dawudi.

א [Alefu]

145 Nja kukugulumiza, Ai Katonda wange Kabaka,+

Nja kutendereza erinnya lyo emirembe n’emirembe.+

ב [Besu]

 2 Nja kukutenderezanga okuzibya obudde;+

Nja kutendereza erinnya lyo emirembe n’emirembe.+

ג [Gimeri]

 3 Yakuwa mukulu era y’agwanidde okutenderezebwa ennyo;+

Obukulu bwe tebunoonyezeka.*+

ד [Dalesi]

 4 Abantu ab’omu mirembe gyonna bajja kutendereza emirimu gyo;

Bajja kwogera ku bikolwa byo eby’amaanyi.+

ה [Ke]

 5 Bajja kwogera ku bulungi bw’ekitiibwa kyo,+

Era nja kufumiitiriza ku mirimu gyo egy’ekitalo.

ו [Wawu]

 6 Bajja kwogera ku bikolwa byo ebiwuniikiriza,*

Era nja kulangirira ebikolwa byo eby’ekitalo.

ז [Zayini]

 7 Ebigambo byabwe eby’okutendereza bijja kukulukuta ng’amazzi bwe banajjukiranga obulungi bwo obungi,+

Bajja kwogereranga waggulu n’essanyu olw’obutuukirivu bwo.+

ח [Kesu]

 8 Yakuwa wa kisa era musaasizi,+

Alwawo okusunguwala era alina okwagala okutajjulukuka kungi.+

ט [Tesu]

 9 Yakuwa mulungi eri bonna,+

Era okusaasira kwe kweyolekera mu mirimu gye gyonna.

י [Yodi]

10 Emirimu gyo gyonna gijja kukugulumiza, Ai Yakuwa,+

Era abeesigwa gy’oli bajja kukutendereza.+

כ [Kafu]

11 Bajja kulangirira ekitiibwa ky’obwakabaka bwo,+

Era bajja kwogera ku buyinza bwo,+

ל [Lamedi]

12 Bamanyise abantu ebikolwa byo eby’amaanyi+

N’obulungi bw’ekitiibwa ky’obwakabaka bwo.+

מ [Memu]

13 Obwakabaka bwo bwa mirembe na mirembe,

N’okufuga kwo kubeerawo mu mirembe gyonna.+

ס [Sameki]

14 Yakuwa awanirira abo bonna abagwa,+

Era ayimusa abo abakutamye.+

ע [Ayini]

15 Amaaso g’ebitonde byonna ebiramu gakulindirira;

Obiwa emmere yaabyo mu kiseera ekituufu.+

פ [Pe]

16 Oyanjuluza engalo zo

N’owa buli kiramu bye kyagala.+

צ [Sade]

17 Yakuwa mutuukirivu mu makubo ge gonna+

Era mwesigwa mu byonna by’akola.+

ק [Kofu]

18 Yakuwa ali kumpi n’abo bonna abamukoowoola,+

Abo bonna abamukoowoola mu mazima.*+

ר [Lesu]

19 Awa abo abamutya bye baagala;+

Awulira okuwanjaga kwabwe n’abanunula.+

ש [Sini]

20 Yakuwa akuuma abo bonna abamwagala,+

Naye ababi bonna ajja kubazikiriza.+

ת [Tawu]

21 Akamwa kange kajja kulangirira ettendo lya Yakuwa;+

Ebiramu byonna ka bitendereze erinnya lye ettukuvu emirembe n’emirembe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share