LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 61
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Afukibwako amafuta okubuulira amawulire amalungi (1-11)

        • “Omwaka ogw’okulagirwamu ekisa kya Yakuwa” (2)

        • “Emiti eminene egy’obutuukirivu” (3)

        • Bannaggwanga ba kuyambako (5)

        • “Bakabona ba Yakuwa” (6)

Isaaya 61:1

Marginal References

  • +Is 42:1; Mat 3:16
  • +Mat 11:4, 5; Bik 10:37, 38
  • +Luk 4:17-21; 7:22; Bik 26:17, 18

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 16

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2019, lup. 10-13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 10

    7/1/2005, lup. 25-26

    5/1/2003, lup. 27-28

    1/1/2002, lup. 23, 26

    6/1/1993, lup. 8

Isaaya 61:2

Marginal References

  • +Is 34:8
  • +Is 25:8; Mat 5:4; Luk 6:21

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 16

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2017, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2011, lup. 27

    5/1/2003, lup. 27-28

    1/1/2002, lup. 23, 26-28

    6/1/1993, lup. 8

Isaaya 61:3

Footnotes

  • *

    Oba, “okulungiyizibwa.”

Marginal References

  • +Is 60:21

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2017, lup. 5

Isaaya 61:4

Marginal References

  • +Is 49:8; 51:3
  • +Ezk 36:33, 34
  • +Is 44:26; 58:12

Isaaya 61:5

Marginal References

  • +Is 60:10
  • +Is 14:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 25

    4/1/2007, lup. 26

    5/1/1992, lup. 19, 23-24

    1/1/1991, lup. 8-9

Isaaya 61:6

Footnotes

  • *

    Oba, “mu by’obugagga byago.”

Marginal References

  • +Kuv 19:6
  • +Is 23:17, 18; 60:5, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 25

    4/1/2007, lup. 26

Isaaya 61:7

Marginal References

  • +Zek 9:12
  • +Is 35:10

Isaaya 61:8

Marginal References

  • +Ma 32:4; Zb 33:5; 37:28
  • +Nge 6:16-19
  • +Is 55:3; Yer 32:40

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 7

Isaaya 61:9

Marginal References

  • +Zek 8:13
  • +Is 65:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 7

Isaaya 61:10

Footnotes

  • *

    Oba, “ekizibaawo ekitaliiko mikono.”

Marginal References

  • +Is 65:13
  • +Is 52:1; Kub 21:2
  • +Kuv 28:39, 41

Isaaya 61:11

Marginal References

  • +Is 58:11; 60:18; 62:7
  • +Is 45:8; 62:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1993, lup. 15

General

Is. 61:1Is 42:1; Mat 3:16
Is. 61:1Mat 11:4, 5; Bik 10:37, 38
Is. 61:1Luk 4:17-21; 7:22; Bik 26:17, 18
Is. 61:2Is 34:8
Is. 61:2Is 25:8; Mat 5:4; Luk 6:21
Is. 61:3Is 60:21
Is. 61:4Is 49:8; 51:3
Is. 61:4Ezk 36:33, 34
Is. 61:4Is 44:26; 58:12
Is. 61:5Is 60:10
Is. 61:5Is 14:1, 2
Is. 61:6Kuv 19:6
Is. 61:6Is 23:17, 18; 60:5, 7
Is. 61:7Zek 9:12
Is. 61:7Is 35:10
Is. 61:8Ma 32:4; Zb 33:5; 37:28
Is. 61:8Nge 6:16-19
Is. 61:8Is 55:3; Yer 32:40
Is. 61:9Zek 8:13
Is. 61:9Is 65:23
Is. 61:10Is 65:13
Is. 61:10Is 52:1; Kub 21:2
Is. 61:10Kuv 28:39, 41
Is. 61:11Is 58:11; 60:18; 62:7
Is. 61:11Is 45:8; 62:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 61:1-11

Isaaya

61 Omwoyo gwa Yakuwa Mukama Afuga Byonna gundiko,+

Kubanga Yakuwa yanfukako amafuta okubuulira abawombeefu amawulire amalungi.+

Yantuma okusiba ebiwundu by’abo abalina emitima egimenyese,

Okulangirira nti abawambe bajja kuteebwa

Era nti n’amaaso g’abasibe gajja kuzibulirwa ddala,+

 2 Okulangirira omwaka gw’okulagirwamu ekisa kya Yakuwa

N’olunaku lwa Katonda waffe olw’okuwoolerako eggwanga,+

Okubudaabuda abo bonna abakungubaga,+

 3 Okuwa abo abakungubagira Sayuuni bye beetaaga,

Okubawa eky’oku mutwe mu kifo ky’evvu,

Amafuta ag’okusanyuka mu kifo ky’okukungubaga,

Ekyambalo eky’okutendereza mu kifo ky’omutima omunakuwavu.

Era baliyitibwa emiti eminene egy’obutuukirivu,

Yakuwa gye yasimba, asobole okugulumizibwa.*+

 4 Baliddamu okuzimba ebyayonooneka eby’edda;

Balizzaawo ebifo eby’edda ebyafuulibwa amatongo,+

Era balizzaawo ebibuga ebyayonoonebwa,+

Ebifo ebyasigala amatongo emyaka n’emyaka.+

 5 “Bannaggwanga balijja ne balunda ebisibo byammwe,

Era abagwira+ balibalimira era balikola mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu.+

 6 Naye mmwe muliyitibwa bakabona ba Yakuwa;+

Balibayita baweereza ba Katonda waffe.

Mulirya eby’obugagga by’amawanga,+

Era mulyenyumiririza mu kitiibwa kyago.*

 7 Mu kifo ky’okukwatibwa ensonyi mulifuna emigabo gya mirundi ebiri,

Era mu kifo ky’okuswala balyogerera waggulu n’essanyu olw’omugabo gwabwe.

Balifuna emigabo gya mirundi ebiri mu nsi yaabwe.+

Essanyu lyabwe liriba lya lubeerera.+

 8 Nze Yakuwa njagala obwenkanya;+

Nkyawa obunyazi n’obutali butuukirivu.+

Ndibeera mwenkanya ne mbawa empeera yaabwe,

Era ndikola nabo endagaano ey’olubeerera.+

 9 Ezzadde lyabwe lirimanyibwa mu mawanga+

Era bazzukulu baabwe balimanyibwa mu bantu.

Abo bonna abalibalaba balitegeera

Nti lye zzadde Yakuwa lye yawa omukisa.”+

10 Ndisanyukira nnyo mu Yakuwa.

Obulamu bwange bwonna bulijaganyiza mu Katonda wange.+

Kubanga annyambazza ebyambalo eby’obulokozi;+

Annyambazza ekyambalo* eky’obutuukirivu,

Ng’omugole omusajja asiba ku mutwe ekiremba ekiringa ekya kabona,+

Era ng’omugole omukazi eyeetonaatona amajolobero ge.

11 Ng’ettaka bwe limeza ebimera,

Era ng’ennimiro bw’emeza ebigisigiddwamu,

Bw’atyo Yakuwa Mukama Afuga Byonna

Bw’alimeza+ obutuukirivu+ n’ettendo mu maaso g’amawanga gonna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share