LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 30
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obuyambi bwa Misiri tebugasa (1-7)

      • Abantu bagaana obubaka obw’obunnabbi (8-14)

      • Amaanyi gali mu kwesiga Katonda (15-17)

      • Yakuwa alaga abantu be ekisa (18-26)

        • Yakuwa, Omuyigiriza Asingiridde (20)

        • “Lino lye kkubo” (21)

      • Yakuwa ajja kubonereza Bwasuli (27-33)

Isaaya 30:1

Marginal References

  • +Is 1:2; 63:10; 65:2
  • +Is 29:15

Isaaya 30:2

Footnotes

  • *

    Oba, “nga tebeebuuzizza ku kamwa kange.”

  • *

    Obut., “mu kigo kya Falaawo.”

Marginal References

  • +Is 31:1; Ezk 29:6
  • +Kbl 27:21; 1Sk 22:7

Isaaya 30:3

Marginal References

  • +Yer 17:5

Isaaya 30:4

Marginal References

  • +Is 19:11; Ezk 30:14

Isaaya 30:5

Marginal References

  • +Is 31:3; Yer 2:36

Isaaya 30:6

Footnotes

  • *

    Oba, “omusota ogw’obusagwa ogubuuka.”

Isaaya 30:7

Marginal References

  • +Is 31:1; Yer 37:7, 8
  • +Zb 87:4; 89:10

Isaaya 30:8

Marginal References

  • +Is 8:1; Yer 36:2
  • +Bar 15:4

Isaaya 30:9

Footnotes

  • *

    Oba, “bulagirizi bwa.”

Marginal References

  • +Ma 31:27; Is 1:4; Yer 44:3
  • +Is 59:3; Yer 9:3
  • +2By 33:10; 36:15, 16; Nek 9:29; Yer 7:13

Isaaya 30:10

Marginal References

  • +2By 16:10; 18:7; Yer 11:21; 26:11
  • +Yer 23:16, 17; Ezk 13:7; Mi 2:11

Isaaya 30:11

Marginal References

  • +Am 7:13, 16

Isaaya 30:12

Marginal References

  • +Am 2:4, 5
  • +Yer 13:25; Mi 3:11

Isaaya 30:14

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “luzzi.”

Isaaya 30:15

Marginal References

  • +1By 5:20; 2By 16:8; Is 26:3
  • +Mat 23:37; Bik 7:51

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2021, lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 9

Isaaya 30:16

Marginal References

  • +Is 31:1, 3
  • +Ma 28:49, 50; Yer 4:13; Kuk 4:19; Kab 1:6, 8

Isaaya 30:17

Marginal References

  • +Lev 26:36; Ma 32:30
  • +Ezk 12:16

Isaaya 30:18

Marginal References

  • +Kuv 34:6; Ezk 36:9, 10
  • +Zb 102:13; Bar 9:15
  • +Zb 99:4; Yer 10:24
  • +Yer 17:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2015, lup. 26

Isaaya 30:19

Marginal References

  • +Nek 11:1; Is 44:28; 62:1; Yer 31:6; Zek 1:17
  • +Nek 12:27; Is 61:3
  • +Yer 29:11, 12

Isaaya 30:20

Marginal References

  • +Lev 26:26; Zb 80:5
  • +Yob 36:22; Zb 32:8; 71:17; 119:102

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 29

    7/1/2001, lup. 16

Isaaya 30:21

Marginal References

  • +Ma 5:32; Yos 1:7, 8; Nge 4:27
  • +Zb 25:8, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 29

    9/1/2004, lup. 31

    6/1/1999, lup. 17-18

Isaaya 30:22

Footnotes

  • *

    Oba, “ebisaanuuse.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “n’obiyita obucaafu.”

Marginal References

  • +Kuv 32:4; Ma 7:5, 25; Bal 17:3, 4
  • +Kos 14:8; Zek 13:2

Isaaya 30:23

Marginal References

  • +Zb 65:9; Zek 10:1
  • +Kos 2:21, 22
  • +Is 65:10

Isaaya 30:25

Marginal References

  • +Is 41:18; 44:3

Isaaya 30:26

Marginal References

  • +Is 60:20; Kub 21:23; 22:5
  • +Kuk 2:13
  • +Yer 33:6; Am 9:11

Isaaya 30:27

Marginal References

  • +Is 10:17; Nak 1:6; Zef 3:8

Isaaya 30:28

Footnotes

  • *

    Oba, “Omukka.”

  • *

    Obut., “mu kakuŋŋunta ak’obutaliimu.”

Marginal References

  • +2Sk 19:28; Zb 32:9

Isaaya 30:29

Footnotes

  • *

    Oba, “Nga weetukuza olw’embaga.”

Marginal References

  • +Ma 16:14; Zb 42:4; Yer 33:10, 11
  • +Ma 32:4; Is 26:4

Isaaya 30:30

Marginal References

  • +Zb 29:3, 4
  • +Kuv 15:16; Zb 98:1
  • +Nak 1:2
  • +Zb 18:13
  • +Bal 5:4
  • +Yos 10:11

Isaaya 30:31

Marginal References

  • +Is 37:36
  • +Is 10:12

Isaaya 30:32

Marginal References

  • +Kuv 15:20; Bal 11:34
  • +Is 10:24, 26

Isaaya 30:33

Footnotes

  • *

    Wano ekigambo Tofesi kikozesebwa mu ngeri ya kabonero; kitegeeza ekifo eky’okwokeramu, era nga kikiikirira okuzikirira.

  • *

    Mu Lungereza, sulphur. Ngeri ya buwunga obwa kyenvu obukwata amangu omuliro era nga bwe bwokyebwa buwunya bubi.

Marginal References

  • +2Sk 23:10; Yer 7:32
  • +Is 37:37, 38; Ezk 32:22

General

Is. 30:1Is 1:2; 63:10; 65:2
Is. 30:1Is 29:15
Is. 30:2Is 31:1; Ezk 29:6
Is. 30:2Kbl 27:21; 1Sk 22:7
Is. 30:3Yer 17:5
Is. 30:4Is 19:11; Ezk 30:14
Is. 30:5Is 31:3; Yer 2:36
Is. 30:7Is 31:1; Yer 37:7, 8
Is. 30:7Zb 87:4; 89:10
Is. 30:8Is 8:1; Yer 36:2
Is. 30:8Bar 15:4
Is. 30:9Ma 31:27; Is 1:4; Yer 44:3
Is. 30:9Is 59:3; Yer 9:3
Is. 30:92By 33:10; 36:15, 16; Nek 9:29; Yer 7:13
Is. 30:102By 16:10; 18:7; Yer 11:21; 26:11
Is. 30:10Yer 23:16, 17; Ezk 13:7; Mi 2:11
Is. 30:11Am 7:13, 16
Is. 30:12Am 2:4, 5
Is. 30:12Yer 13:25; Mi 3:11
Is. 30:151By 5:20; 2By 16:8; Is 26:3
Is. 30:15Mat 23:37; Bik 7:51
Is. 30:16Is 31:1, 3
Is. 30:16Ma 28:49, 50; Yer 4:13; Kuk 4:19; Kab 1:6, 8
Is. 30:17Lev 26:36; Ma 32:30
Is. 30:17Ezk 12:16
Is. 30:18Kuv 34:6; Ezk 36:9, 10
Is. 30:18Zb 102:13; Bar 9:15
Is. 30:18Zb 99:4; Yer 10:24
Is. 30:18Yer 17:7
Is. 30:19Nek 11:1; Is 44:28; 62:1; Yer 31:6; Zek 1:17
Is. 30:19Nek 12:27; Is 61:3
Is. 30:19Yer 29:11, 12
Is. 30:20Lev 26:26; Zb 80:5
Is. 30:20Yob 36:22; Zb 32:8; 71:17; 119:102
Is. 30:21Ma 5:32; Yos 1:7, 8; Nge 4:27
Is. 30:21Zb 25:8, 9
Is. 30:22Kuv 32:4; Ma 7:5, 25; Bal 17:3, 4
Is. 30:22Kos 14:8; Zek 13:2
Is. 30:23Zb 65:9; Zek 10:1
Is. 30:23Kos 2:21, 22
Is. 30:23Is 65:10
Is. 30:25Is 41:18; 44:3
Is. 30:26Is 60:20; Kub 21:23; 22:5
Is. 30:26Kuk 2:13
Is. 30:26Yer 33:6; Am 9:11
Is. 30:27Is 10:17; Nak 1:6; Zef 3:8
Is. 30:282Sk 19:28; Zb 32:9
Is. 30:29Ma 16:14; Zb 42:4; Yer 33:10, 11
Is. 30:29Ma 32:4; Is 26:4
Is. 30:30Zb 29:3, 4
Is. 30:30Kuv 15:16; Zb 98:1
Is. 30:30Nak 1:2
Is. 30:30Zb 18:13
Is. 30:30Bal 5:4
Is. 30:30Yos 10:11
Is. 30:31Is 37:36
Is. 30:31Is 10:12
Is. 30:32Kuv 15:20; Bal 11:34
Is. 30:32Is 10:24, 26
Is. 30:332Sk 23:10; Yer 7:32
Is. 30:33Is 37:37, 38; Ezk 32:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 30:1-33

Isaaya

30 “Zisanze abaana abajeemu,”+ Yakuwa bw’agamba,

“Abagoberera enteekateeka ezitali zange,+

Abakola emikago naye nga tebagoberera bulagirizi bwa mwoyo gwange,

Okwongera ekibi ku kibi.

 2 Bagenda e Misiri+ nga tebanneebuuzizzaako,*+

Okufuna obukuumi okuva eri Falaawo,*

N’okufuna obuddukiro mu kisiikirize kya Misiri!

 3 Naye obukuumi bwa Falaawo bulibakwasa ensonyi,

N’obuddukiro bw’ekisiikirize kya Misiri bulibaleetera okuswala.+

 4 Kubanga abaami be bali mu Zowani,+

N’ababaka be batuuse e Kanesi.

 5 Bonna baliswazibwa

Abantu abatabagasa,

Abatalina kye bayinza kubayamba wadde okubagasa,

Okuggyako okubaswaza n’okubaweebuula.”+

6 Obubaka obukwata ku nsolo ez’ebukiikaddyo:

Bayita mu nsi ey’obuyinike era ey’ebizibu,

Omuli empologoma, empologoma ewuluguma,

Omuli omusota ogw’obusagwa n’omusota ogubuuka ogw’omuliro,*

Batikka eby’obugagga byabwe ku ndogoyi

N’ebintu byabwe ku mabango g’eŋŋamira.

Naye ebintu ebyo tebirigasa bantu.

 7 Obuyambi bwa Misiri tebugasa n’akamu.+

Ono kyenvudde mmuyita: “Lakabu+ atuula awo obutuuzi.”

 8 “Kaakano genda okiwandiike ku kipande nga balaba,

Era kiwandiike mu kitabo,+

Kisobole okuba obujulizi obw’olubeerera

Mu kiseera eky’omu maaso.+

 9 Kubanga bantu bajeemu,+ baana balimba,+

Baana abatayagala kuwuliriza mateeka ga* Yakuwa.+

10 Bagamba abo abafuna okwolesebwa nti, ‘Temufuna kwolesebwa,’

Ne bannabbi nti, ‘Temutubuulira kwolesebwa kutuufu.+

Mutubuulire ebitunyumira; muteebereze ebintu eby’obulimba.+

11 Muve mu luguudo; muwabe okuva mu kkubo.

Mulekere awo okussa Omutukuvu wa Isirayiri mu maaso gaffe.’”+

12 Omutukuvu wa Isirayiri kyava agamba nti:

“Okuva bwe mugaanye ekigambo kino+

Ne mwesiga obukumpanya n’obulimba,

Era ne mussa obwesige mu ebyo,+

13 Gye muli okwonoona kuno kuliba ng’ekisenge ekirimu enjatika,

Ng’ekisenge ekiwanvu ekizzeemu ekibuto era ekiri okumpi okugwa.

Kirimenyekamenyeka mangu nnyo, mu kaseera buseera.

14 Kirimenyeka ng’ensumbi y’omubumbi ennene,

Kulimenyekeramenyekera ddala ne watabaawo kabajjo kasigalawo

Ke bayinza okutoozesa omuliro mu kyoto,

Oba ke bayinza okusenesa amazzi mu kitaba.”*

15 Kubanga bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna, Omutukuvu wa Isirayiri, bw’agamba:

“Bwe mulikomawo gye ndi ne muwummula, mulirokolebwa;

Amaanyi gammwe galiba mu kusigala nga muli bakkakkamu era nga munneesiga.”+

Naye temwakyagala.+

16 Mu kifo ky’ekyo mwagamba nti: “Nedda, tuliddukira ku mbalaasi!”

Kale muliziddukirako.

“Era tulyebagala embalaasi ezidduka ennyo!”+

Naye n’abaliba babagoba baliba badduka nnyo.+

17 Omuntu omu alitiisa abantu lukumi ne bakankana;+

Abantu bataano balibatiisa ne mudduka

Okutuusa abo abalisigalawo ku mmwe lwe baliba ng’omulongooti oguli waggulu ku ntikko y’olusozi,

Ng’ekikondo ekiri ku kasozi.+

18 Naye Yakuwa alindirira n’obugumiikiriza okubalaga ekisa,+

Era aliyimuka okubasaasira.+

Kubanga Yakuwa Katonda wa bwenkanya.+

Balina essanyu abo bonna abamulindirira.+

19 Abantu bwe balibeera mu Sayuuni, mu Yerusaalemi,+ tolikaaba.+ Alikukwatirwa ekisa ng’awulidde okuwanjaga kwo; alikwanukula amangu ddala nga yaakakuwulira.+ 20 Wadde nga Yakuwa alikuwa obuyinike ng’emmere era n’okunyigirizibwa ng’amazzi,+ Omuyigiriza wo Asingiridde talikwekweka nate, era amaaso go galiraba Omuyigiriza wo+ Asingiridde. 21 Bw’onoowabanga n’okyama ku mukono ogwa ddyo oba ku gwa kkono,+ amatu go ganaawuliranga ekigambo ekikuvaako emabega nga kigamba nti, “Lino lye kkubo.+ Mulitambuliremu.”

22 Olyonoona ffeeza eyabikkibwa ku bifaananyi byo ebyole ne zzaabu eyabikkibwa ku bifaananyi byo eby’ekyuma.*+ Olibisuula eri ng’asuula ekiwero omukazi ky’akozesezza ng’ali mu nsonga, n’obigamba nti, “Mugendere ddala!”*+ 23 Era alikuwa enkuba okufukirira ensigo z’olisiga mu ttaka,+ n’emmere ettaka gye liribaza eriba nnyingi nnyo era nga nnungi nnyo.+ Ku lunaku olwo ensolo zo ziririira mu malundiro amanene.+ 24 Era ente n’endogoyi ezirima mu nnimiro zirirya emmere etabuddwa obulungi, gye baawewa n’ekitiiyo n’ekkabi. 25 Emigga n’emyala girikulukutira+ ku buli lusozi oluwanvu na ku buli kasozi akawanvu, ku lunaku olulibaako okutta okw’amaanyi, eminaala lwe girigwa. 26 Era ekitangaala ky’omwezi ogw’eggabogabo kiriba ng’eky’enjuba; ekitangaala ky’enjuba kiryeyongera emirundi musanvu;+ kiriba ng’ekitangaala eky’ennaku omusanvu, ku lunaku Yakuwa lw’alisiba abantu be abamenyese+ era n’awonya ebiwundu ebinene by’aliba abatuusizzaako ng’abakuba.+

27 Laba! Erinnya lya Yakuwa lijja nga liva wala nnyo,

Lijja n’obusungu bwe obubuubuuka n’ebire ebikutte ennyo.

Emimwa gye gijjudde ekiruyi,

N’olulimi lwe lulinga omuliro ogusaanyaawo.+

28 Omwoyo* gwe gulinga omugga ogwanjaala ne gutuukira ddala mu bulago,

Okukuŋŋunta amawanga mu kakuŋŋunta ak’okuzikiriza;*

Era amawanga galiba gasibiddwa mu mba zaago+ enkoba ezigawabya.

29 Naye oluyimba lwo luliba ng’olwo oluyimbibwa ekiro

Nga weetegekera embaga,*+

Era omutima gwo gulisanyuka ng’ogw’oyo

Atambula n’endere

Ng’agenda ku lusozi lwa Yakuwa, ku Lwazi lwa Isirayiri.+

30 Yakuwa alireetera abantu okuwulira eddoboozi lye ery’ekitiibwa+

Era alyolesa omukono gwe+ nga gukka n’obusungu obungi,+

Awamu n’olulimi lw’omuliro ogusaanyaawo,+

N’enkuba ey’amaanyi,+ n’okubwatuka, n’omuzira.+

31 Bwasuli alitya nnyo+ bw’aliwulira eddoboozi lya Yakuwa;

Alikuba Bwasuli omuggo.+

32 Era buli Yakuwa lw’aligalula omuggo gwe

Okubonereza Bwasuli

Ng’obugoma n’entongooli bivuga,+

Bw’aligolola omukono gwe mu lutalo okubalwanyisa.+

33 Kubanga Tofesi* ye+ etegekeddwa;

Era bagitegekedde ne kabaka.+

Atuumye enku nnyingi mu kinnya ekiwanvu era ekigazi;

Mulimu omuliro mungi nnyo n’enku nnyingi.

Omukka gwa Yakuwa, nga gulinga omugga gw’omuliro,*

Guligikumako omuliro.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share