LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Mufube okukula (1-3)

      • Abo abagwa baddamu okukomerera Omwana ku muti (4-8)

      • Mubeere n’essuubi ekkakafu (9-12)

      • Ekisuubizo kya Katonda kikakafu (13-20)

        • Ekisuubizo kya Katonda n’ekirayiro kye tebikyuka (17, 18)

Abebbulaniya 6:1

Marginal References

  • +Beb 5:12
  • +1Ko 14:20; Bef 4:13; Beb 5:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2018, lup. 19-20

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 229-231

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 29-30

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 199-202

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 9-13

    Sinza Katonda, lup. 8

Abebbulaniya 6:2

Marginal References

  • +Bik 8:17
  • +Mat 22:31; Yok 5:28, 29; 11:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 8-9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 30

    9/15/2008, lup. 32

Abebbulaniya 6:4

Marginal References

  • +Bef 1:18; Beb 10:26

Abebbulaniya 6:5

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Abebbulaniya 6:6

Marginal References

  • +1Yo 2:19
  • +Beb 10:29

Abebbulaniya 6:10

Marginal References

  • +Beb 10:32, 33

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 245-246

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 19-20

    2/1/2007, lup. 19

    5/1/2003, lup. 11

Abebbulaniya 6:11

Marginal References

  • +1Pe 1:3, 4
  • +Beb 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 22

Abebbulaniya 6:12

Footnotes

  • *

    Obut., “abasikira.”

Marginal References

  • +Bar 12:11; Kub 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2003, lup. 11-13

Abebbulaniya 6:13

Marginal References

  • +Lub 22:16

Abebbulaniya 6:14

Marginal References

  • +Lub 22:17

Abebbulaniya 6:16

Marginal References

  • +Lub 31:53

Abebbulaniya 6:17

Marginal References

  • +Bag 3:29

Abebbulaniya 6:18

Marginal References

  • +Kbl 23:19; Tit 1:2

Abebbulaniya 6:19

Marginal References

  • +1Pe 1:3, 4
  • +Lev 16:2, 12; Beb 9:7; 10:19, 20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2021, lup. 30

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2016, lup. 26

    Zuukuka!,

    4/22/2004,

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 18-20

Abebbulaniya 6:20

Marginal References

  • +Beb 4:14
  • +Zb 110:4; Beb 5:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 17-18

    12/1/1995, lup. 12

General

Beb. 6:1Beb 5:12
Beb. 6:11Ko 14:20; Bef 4:13; Beb 5:14
Beb. 6:2Bik 8:17
Beb. 6:2Mat 22:31; Yok 5:28, 29; 11:25
Beb. 6:4Bef 1:18; Beb 10:26
Beb. 6:61Yo 2:19
Beb. 6:6Beb 10:29
Beb. 6:10Beb 10:32, 33
Beb. 6:111Pe 1:3, 4
Beb. 6:11Beb 3:14
Beb. 6:12Bar 12:11; Kub 2:4
Beb. 6:13Lub 22:16
Beb. 6:14Lub 22:17
Beb. 6:16Lub 31:53
Beb. 6:17Bag 3:29
Beb. 6:18Kbl 23:19; Tit 1:2
Beb. 6:191Pe 1:3, 4
Beb. 6:19Lev 16:2, 12; Beb 9:7; 10:19, 20
Beb. 6:20Beb 4:14
Beb. 6:20Zb 110:4; Beb 5:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 6:1-20

Abebbulaniya

6 N’olwekyo, kaakano nga bwe tulese enjigiriza ezisookerwako+ ezikwata ku Kristo, ka tufube okukula,+ tuleme kuddamu kuzimba musingi nate, nga tuyigiriza ebikwata ku kwenenya ebikolwa ebifu, okukkiririza mu Katonda, 2 okuyigiriza okukwata ku kubatiza, okussaako emikono,+ okuzuukira kw’abafu,+ n’okusala omusango ogw’olubeerera. 3 Era ekiruubirirwa ekyo tujja kukituukako, Katonda ng’ayagadde.

4 Abo abamaze okufuna ekitangaala,+ abamaze okulega ku kirabo eky’omu ggulu, abamaze okufuna omwoyo omutukuvu, 5 era abamaze okulega ku kigambo kya Katonda ekirungi ne ku bintu eby’amaanyi eby’enteekateeka y’ebintu ejja,* 6 naye ne bagwa,+ tewali ayinza kubaleetera kwenenya nate, kubanga baddamu okukomerera Omwana wa Katonda ne bamuswaza mu lujjudde.+ 7 Ettaka lifuna omukisa okuva eri Katonda bwe linywa enkuba eritonnyako emirundi emingi, ne limerako ebimera ebiriibwa abalirimako. 8 Naye singa limerako amaggwa n’amatovu, lirekebwa awo era liba linaatera okukolimirwa, era oluvannyuma lyokebwa.

9 Kyokka, wadde nga twogera bwe tuti, tuli bakakafu nti mmwe abaagalwa mukutte ekkubo erisinga obulungi, ekkubo erinaabaviiramu okufuna obulokozi. 10 Katonda mutuukirivu tayinza kwerabira mulimu gwammwe n’okwagala kwe mwalaga erinnya lye,+ bwe mwaweereza abatukuvu era nga mukyeyongera okuweereza. 11 Naye twagala buli omu ku mmwe yeeyongere okwoleka obunyiikivu obwo asobole okuba n’essuubi ekkakafu+ okutuukira ddala ku nkomerero,+ 12 muleme kubeera bagayaavu,+ naye mukoppe abo abafuna* ebisuubizo okuyitira mu kukkiriza ne mu kugumiikiriza.

13 Katonda bwe yawa Ibulayimu ekisuubizo, yeerayirira yekka+ kubanga tewaaliwo amusinga bukulu gwe yali ayinza kulayira. 14 Yagamba nti: “Nja kukuwa omukisa, era nja kukwaza.”+ 15 Era Ibulayimu bwe yamala okwoleka obugumiikiriza, yafuna ekisuubizo ekyo. 16 Kubanga abantu balayira oyo abasinga obukulu era ebirayiro byabwe bye bimalawo enkaayana zonna, kubanga mu mateeka biba ng’akakalu gye bali.+ 17 Mu ngeri y’emu, Katonda bwe yasalawo okulaga abasika b’ekisuubizo+ nti ekigendererwa kye tekikyuka, yakakasa ekigambo kye ng’akola ekirayiro, 18 kibe nti, okuyitira mu bintu ebyo ebibiri ebitakyuka nga mu bino Katonda tayinza kulimba,+ ffe abaddukidde eri obubudamo tusobole okuzzibwamu amaanyi tunywereze ddala essuubi erituweereddwa. 19 Essuubi lye tulina+ liringa ennanga ey’obulamu, kkakafu era linywevu era liyingira mu lutimbe,+ 20 Yesu omusaale waffe gye yayingira ku lwaffe,+ era yafuuka kabona asinga obukulu ow’emirembe n’emirembe nga Merukizeddeeki.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share