LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa asituka okubaako ky’akolawo

        • Ebigambo bya Katonda birongoofu (6)

Zabbuli 12:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2033

Zabbuli 12:2

Footnotes

  • *

    Obut., “era boogera n’omutima era n’omutima.”

Marginal References

  • +Zb 28:3

Zabbuli 12:3

Marginal References

  • +Kuv 15:9, 10; 1Sa 2:3; Ezk 28:2

Zabbuli 12:4

Marginal References

  • +Zb 10:5

Zabbuli 12:5

Marginal References

  • +Kuv 3:7

Zabbuli 12:6

Marginal References

  • +2Sa 22:31; Zb 19:8

Zabbuli 12:7

Marginal References

  • +1Sa 2:9

Zabbuli 12:8

Marginal References

  • +Mub 8:11

General

Zab. 12:2Zb 28:3
Zab. 12:3Kuv 15:9, 10; 1Sa 2:3; Ezk 28:2
Zab. 12:4Zb 10:5
Zab. 12:5Kuv 3:7
Zab. 12:62Sa 22:31; Zb 19:8
Zab. 12:71Sa 2:9
Zab. 12:8Mub 8:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 12:1-8

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ku bivuga ebireegeddwa okuvugira mu ddoboozi lya Seminisi.* Zabbuli ya Dawudi.

12 Ndokola, Ai Yakuwa, kubanga abeesigwa tebakyaliwo;

Abantu ab’amazima baweddewo mu bantu.

 2 Abantu boogera eby’obulimba buli omu eri munne;

Boogera n’emimwa gyabwe ebigambo ebiwaanawaana era nga balina emitima emikuusa.*+

 3 Yakuwa ajja kusaanyaawo emimwa gyonna egyogera ebigambo ebiwaanawaana

Era n’olulimi olwewaana,+

 4 Abo abagamba nti: “Tujja kuwangula nga tukozesa ennimi zaffe.

Emimwa gyaffe tugikozesa nga bwe twagala;

Ani anaatufuga?”+

 5 “Olw’okuba abanaku banyigirizibwa,

Olw’okuba abaavu basinda,+

Nja kusituka mbeeko kye nkola,” Yakuwa bw’agamba.

“Nja kubawonya abo ababajooga.”

 6 Ebigambo bya Yakuwa birongoofu;+

Biringa ffeeza alongoosereddwa mu kyoto eky’ebbumba, n’aggibwamu amasengere emirundi musanvu.

 7 Ojja kubakuuma, Ai Yakuwa;+

Buli omu ku bo ojja kumuwonya abantu b’omulembe guno emirembe gyonna.

 8 Ababi beetaaya,

Olw’okuba abaana b’abantu bawagira eby’obugwagwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share