Ebirimu
Febwali 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Maaki 17-23, 2008
Kuumira Yakuwa mu Birowoozo Byo Bulijjo
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 16, 9
Maaki 24-30, 2008
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 58, 27
Maaki 31–Apuli 6, 2008
Yesu Kristo—Omuminsani Eyasinga Bonna
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 76, 33
Apuli 7-13, 2008
Koppa Omuminsani Eyasinga Bonna
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 93, 92
Apuli 14-20, 2008
Okubeerawo kwa Kristo Kulina Makulu Ki gy’Oli?
OLUPAPULA 21
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 74, 8
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Okufumiitiriza ku biri mu Baibuli kinyweza okukkiriza kwaffe. Bwe tukuumira Yakuwa mu birowoozo byaffe, ajja kuddamu okusaba kwaffe. Naye tuteekwa okugondera Katonda n’okumwesiganga. Okutambulira mu makubo ge kijja kutufuula abantu abeesigwa, abawombeefu, abavumu, era abafaayo ku balala.
Ebitundu eby’Okusoma 3, 4 OLUPAPULA 12-20
Yesu Kristo ye Muminsani eyasinga bonna. Yiga engeri gye yatendekebwa, gye yayigiriza, n’ekyaleetera abantu okumwagala ennyo. Zuula engeri gy’osobola okukoppamu Yesu era n’engeri gye tusobola okuyigiriza ne tutuuka ku mitima gy’abo be tubuulira amawulire amalungi.
Ekitundu eky’Okusoma 5 OLUPAPULA 21-25
Yiga ensonga lwaki kigambibwa nti okubeerawo kwa Kristo kumala ekiseera ekiwerako. Weekenneenye obukakafu okuva mu Byawandiikibwa obulaga abo abakola “omulembe guno” Yesu gwe yayogerako. (Mat. 24:34, NW) Laba n’ensonga lwaki tekisoboka kubalirira buwanvu bwa ‘mulembe guno.’
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
OLUPAPULA 26
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Makko
OLUPAPULA 28
Abayizi ba Giriyadi Bakubirizibwa “Okutandika Okusima”
OLUPAPULA 31